Kishore Kumar Hits

Ndagire Mariam - Maama şarkı sözleri

Sanatçı: Ndagire Mariam

albüm: MAAMA

Hmmm
Oooh
Omukwano gwo nze ye zaabbu
Ensi eno gwengifunyeemu
Mu baagazi abangi bonna
Maama gwe namba emu
Mpawamuka oluusi mu ttumbi o nyabo nga nerowooza kyendikuwa maama
Nebwenditambula ntya mu nsi eno nkikakasa teriba akusinga
Maama
Saagala nkusiibule mummy
Ntya nnyo okukulekawo dear
Kinnuma okukikugamba kale nti Maama wange weeraba
Saagala nkusiibule mummy
Ntya nnyo okukulekawo dear
Kinnuma okukikugamba kale nti Maama wange weeraba
Ku kasusu akalungi ne langi
Maama gwe wanjawulizaako
Sandibadde kino kyendi
Maama gwe wanfaako
Njakufuba nkole nnyo Ku sente eziwera
Nkuwe nga buli ky'oliyoya Maama
Buli ky'olisaba nga ndeeta nkukakasa toojulenga nakamu
Maama
Saagala nkusiibule mummy
Ntya nnyo okukulekawo dear
Kinnuma okukikugamba kale nti Maama wange weeraba
Saagala nkusiibule mummy
Ntya nnyo okukulekawo dear
Kinnuma okukikugamba kale nti Maama wange weeraba
Wankuza wanjola wandabirira tewansula
N'ojula n'olumwa teweebakanga bwe nalwala nga
Nebyennakusobyanga bingi nnyo nali munyomi nakutenguwanga
Emikono gyange nga jonoonye wantereeza tewakoowanga
Maama
Saagala nkusiibule mummy
Ntya nnyo okukulekawo dear
Kinnuma okukikugamba kale nti Maama wange weeraba
Saagala nkusiibule mummy
Ntya nnyo okukulekawo dear
Kinnuma okukikugamba kale nti Maama wange weeraba
Saagala nkusiibule mummy
Ntya nnyo okukulekawo dear
Kinnuma okukikugamba kale nti Maama wange weeraba
Saagala nkusiibule mummy
Ntya nnyo okukulekawo dear
Kinnuma okukikugamba kale nti Maama wange weeraba

Поcмотреть все песни артиста

Sanatçının diğer albümleri

Benzer Sanatçılar