Oh maama Maama nze Oh maama Maama nze Mukutunulootyo olinzisa may Buli wendaga may noolondoola nze Nze nina owange Mutono muwanvu Buli lwava wendi Bambi sitereera Olwo gwe may Nkunonozeeko ki Mala galeka may teri magezi Gwe nalondawo edda muleke ankuume Nze nina owange Mutono muwanvu Buli lwava wendi Bambi sitereera Olwo ate gwe may Nkunonozeeko ki Mala galeka may teri magezi Gwe nalondawo edda muleke ankuume Bwenakulirana mu sinema juuzi Walekerera sinema n'otunula eri nze Mu kibululu omwo Ng'otunuulidde nze Nga nze simanyiko nti oba ndiko anondoola Ekyanyamba Nkimanye nti oli awo Etaala bweyamyansa eti nenkulaba amaaso Ate n'ogankweka olw'ensonyi ennyingi Ye Mu kibululu omwo Ng'otunuulidde nze Nga nze simanyiko nti oba ndiko anondoola Wabula ekyanyamba Nkimanye nti oli awo Etaala bweyamyansa eti nenkulaba amaaso Olwo gwe n'ogankweka olw'ensonyi ennyingi Uhm ddala Sikuwaayiriza Ndi mu ya mitwalo ya sente nyingi Mwenkyakalira bambi era mwensiiba Bampolampole nze Mazima ya bbanja Luliba lumu no Sente zirikeewa Olwo gwe may Mazima ng'obuuse Nsisimuke enkya ng'obuuse ogenze Nsisimuke enkya ng'obuuse ogenze Nsisimuke enkya ng'obuuse ogenze Nsisimuke enkya ng'obuuse ogenze Nsisimuke enkya ng'obuuse ogenze Nsisimuke enkya ng'obuuse ogenze Nsisimuke enkya ng'obuuse End