Kishore Kumar Hits

An-Known - Tonelabira şarkı sözleri

Sanatçı: An-Known

albüm: Tonelabira


Ahh nhaa yeah yeah yeah yeah yeah eeehhhhh
Nkusaba tonerabira aah aah
Nkomekerede ng'omudaawa
Gwenalonda nze gwenjagala tanjagala
Gwogamba atabe gwe anaaba ani
Nze nga nakwesiga nyo bambi
Manya ensobi zange zijuza Uganda
Love jenina eyiyo ejuza mayanja
Ogamba nyiiza nyo kituufu
Atakunyiize olimusanga wa dear
Newolifunayo omulala eyo alikubiibita atali nze atukiride talabika
Laidyyyy
Omutima oguletedde okwekyaawa
Ntereeza wano otabangula wali oli kirwadde era gwe daawa
Gwe dagala oooohhhhh yeeaahhh
Nyabo tetukaka love tubirekere awo
Bwoba eyo jolaga tonelabira eehh
Bwotuka eyo, nkusaba tonelabira aaahh
Love Uhhh Uhh Uh tonerabira Ah Ah
Kirooto kyange kyali kyakukwesigaliza bwoba olaba tekisobooke ngambaaa
Gwe manya up and down yegwe mubanji gwenalonda dear madam
Tompa suubi nga tonjagale
Nkusaba omutima togulekera embale
Nabaalugera bagamba emeeme katale
So nga bwovaawo negunyogoga nti kale
Kituufu ndi muntu era nsobya
Mungeri emu oba endala
Nze naawe tetuli bikoola
Gwe manya nkwesigamako nti oli mpagi yange ID yeah
Yes I'll be fine yeah, am trying how to leaving off your love, love love
With you am feeling only down, down, down
Kyoba omanya ewange kitalo talo talo
Ewange gwe master passport ewuwo nze gwoyita liar
Nyabo tetukaka love tubirekere awo
Bwoba eyo, jolaga tonelabira eehh
Bwotuka eyo, nkusaba tonerabira aaahh
Love Uhhh Uhh Uh tonelabira Ah Ah
Hnmmmhm Tonelabira

Поcмотреть все песни артиста

Sanatçının diğer albümleri

Benzer Sanatçılar