Kishore Kumar Hits

Zabuli - Omwaana akuzze şarkı sözleri

Sanatçı: Zabuli

albüm: Roza


Takya nywa mata, kaati alya
Kubirala, aaahh
Yali muto kati affuse omukyala ah
Tasomba, bikyaffu waka, Yatulongosa aaah
Ono' mwana akuzze kubera Kujagaana ahh
Anti akuzze, omwana akuzze
Akuzze, omwana akuzze
Anti akuzze, omwana akuzze
Akuzze, omwana okuzze
Osabye osibye, naguno gwaka Emizze obisse
Gundi gwe lutalo, kigasaki okufa Obulumi
Jangu nga bwooli, okyusibwe Mukwano, ovve kumata ngo' Mwana
Olabe ku kiisa, mu Yesu
Osonyiwe bwebana kusobya Ojukire nga okumwebaza
Buli muzaadde liba sanyu lye
Omwana we kubanga akuzze eeeh
Anti akuzze, omwana akuzze
Akuzze, omwana akuzze
Anti akuzze, omwana akuzze
Akuzze, omwana okuzze
Mwaka, kku mwaka, osubiiza Bigenda kukyuuka
Mweezi Ku mweezi kyalabye ge Maziga amanji
Omwana omulungi, bwasubiiza, Enkya agenda kutukiriza
Sanyu lya muzaadde, kulaba Mwana we nga akula aah
Akomawo bukyali, namufumbira
Avawo bukyali ayiyize omuuto
Akomawo bukyali namufumbira
Akomawo bukyali, namufumbira
Avawo bukyali ayiyize omuuto
Akomawo bukyali namufumbira
Anti akuzze, omwana akuzze
Akuzze, omwana akuzze
Anti akuzze, omwana akuzze
Akuzze, omwana okuzze
Akomawo bukyali, namufumbira
Avawo bukyali ayiyize omuuto
Akomawo bukyali namufumbira
Akomawo bukyali, namufumbira
Avawo bukyali ayiyize omuuto
Akomawo bukyali namufumbira

Поcмотреть все песни артиста

Sanatçının diğer albümleri

Benzer Sanatçılar