Kishore Kumar Hits

Afrie - Mulala şarkı sözleri

Sanatçı: Afrie

albüm: Afriedom


Twawalampa ng'amabati
Nti nafe, tulabeyo zikalori
Netukola cake yembagga, nga ya taka
Twabuka ku bisenge, bulijjo nti nafe tukwateyo ko ku nsene
Netuduka kamulari, nga kute mu maaso
Jangu jangu nti nawe, tukonkone amayumba gonna tuduke nawe
Baveyo bavume, nga teri
Mulala
Teriyo, mulala
Teriyo, mulala
Otyo tyo nze oyo, twalumba nga ffembi nga tuyoya bi ffene nawe
Otyo nti nawe, nzijukira uh uh (otyo)
Otyo otyo nze oh you, batukwata ffembi mu miwogo gyabendi
Jje twalya mu kyama, nzijukira nawe eh
Mulala
Teriyo, mulala
Teriyo, mulala ah aah-ah
Mulala
Teriyo, mulala
Teriyo, mulala
Nze ne bwo-tompe zabu, nga wampeka ku'mugongo
Nze mpandiise, erinnya lyo wano ku'mutima
Ah-ah ah mu bonna, ah-ah eh gw'abasinga ah-ah eh
Teriyo, teri iih
Teriyo ooh oh-oh, mulala
Otyo tyo nzijukira, ng'omusana guganye okujja mu mawanga
Otyo nzijukira, nga tukadiye
Otyo tyo nkumira, abaana n'abaana betuzadde mu mawanga
Nti nabo bakule, bamanye omukwano nga guno
Mulala
Teriyo mulala
Teriyo, oh mulala

Поcмотреть все песни артиста

Sanatçının diğer albümleri

Benzer Sanatçılar