Kishore Kumar Hits

Chosen Becky - Tokyuka şarkı sözleri

Sanatçı: Chosen Becky

albüm: Tokyuka


Eeh eeh
Oooh eeh
Bw'okyuka oyinza okunzita
Brian Beats
Omukwano kirwadde kiruma
Waliwo omuntu gw'olaba
Ng'enjuba ne bweyaka okufa
Nga ne bwe yewangamya
Ali omu yekka
Ogenda n'olaba
Entalamule ezisiiba zeetala
Nga ne bwe zeeyisa, tebikuyigula
Omanyi olina omwana oh maama
Y'amanyi byonna ebyange ssikyetaaga
Buli lw'alwa eyo nze mbeera eno
Omutima guba guluma
N'essaawa buli lw'ekoona
Omukka oluusi gubula
Nkusaba bambi tokyuka
Bw'okyuka oyinza okunzita
Tokyuka
Omukwano kirwadde kiruma
Bambi tokyuka
Bw'okyuka oyinza okunzita
Tokyuka aah
Bino mbu omwavu wa kufa
Nkulabamu ensi yange
Ssi ku laavu gy'ondaga
Ndyesanga mpangadde
Olina gwe by'okola
Tonnenya ssibikkuta
Kabakiyite okwekoza
Mpiika laavu yange
Ka volume yongeza
Tekamala gwe tumbula
License zonna olina, nkwewadde
Nze manyi nina omwana oh maama
Y'amanyi byonna ebyange ssikyetaaga aah
Nkusaba bambi tokyuka
Bw'okyuka oyinza okunzita
Tokyuka
Omukwano kirwadde kiruma
Bambi tokyuka
Bw'okyuka oyinza okunzita
Tokyuka aah
Baleke boogere bo bakoowe
Gwe kanya kuseesa
Ondi mungi mutwe laavu embunye
Tosaana kukweka
Babe bw'aba kumpi tewaba kye namba
Daily I wanna be close to you my darling
Buli lw'alwa eyo nze mbeera eno
Omutima guba guluma
N'essaawa buli lw'ekoona
Omukka oluusi gubula
Nkusaba bambi tokyuka
Bw'okyuka oyinza okunzita
Tokyuka
Omukwano kirwadde kiruma
Nze manyi nina omwana
Bw'okyuka oyinza okunzita
Y'amanyi byonna ebyange ssikyetaaga aah

Поcмотреть все песни артиста

Sanatçının diğer albümleri

Benzer Sanatçılar