Kishore Kumar Hits

Sheebah Karungi - Wankona şarkı sözleri

Sanatçı: Sheebah Karungi

albüm: Sheebah Greatest Hits


Eno Beats
Karma juice karma sukaali
Owooma nnyo sweet you're like honey, babe
Abalala nabasoose
Nga ndaba yenze akufiitinga
N'ejjo nakuloose
Olwaleero nina oku touchinga
Okuva lwe nakumeetinga
Mu misuwa wancharginga
Tondeka nze ntya okuloosinga
Mwana gwe njoya kukissinga
Wankonakoona, eeh
Gwe yanzigya emabega, aloo
Wampunzaawunza, eeh
Wali ombobbya omutwe, aloo
Ne bw'olikola otya nsigala nkwekutte
Walaayi ne bw'eritonya ndisigala nkwekutte nze
Wanfuula kabejja
Mazzi mu mugga
N'empewo mpulira ejja
Ky'ova olaba neekerebejja
Oli mulungi baaba
Gw'oliraanye omufaananya atanaaba
Ŋŋenda kugambako ne baaba
Kuba ombuza otulo nga kaawa
Olina engeri gy'onnyonnyogera
Ng'ate ssi na mikonogyo
Nalulungi gwe wali ng'olaba
Yenze Sheebah mukwanogwo
Wankonakoona, eeh
Gwe yanzigya emabega, aloo
Wampunzaawunza, eeh
Wali ombobbya omutwe, aloo
Ne bw'olikola otya nsigala nkwekutte
Walaayi ne bw'eritonya ndisigala nkwekutte nze
Wafuuka kamere kange nkufumbye tojja
Tojja, aah
Wafuuka kirwadde nkulwadde totta, eh
Nze ondi munda mu nsawo
Onkolokotera mu vessel
Akukwatako nfunya knuckle
Olina amaanyi g'ekisawo
From uptown to downtown
Amma take you to my love zone
You're inside me, you're my bones
Bwekaba kasimu boy you're my ringtone
Wankonakoona, eeh
Gwe yanzigya emabega, aloo
Wampunzaawunza, eeh
Wali ombobbya omutwe, aloo
Ne bw'olikola otya nsigala nkwekutte
Walaayi ne bw'eritonya ndisigala nkwekutte nze
Wankonakoona, eeh
Gwe yanzigya emabega, aloo
Wampunzaawunza, eeh
Wali ombobbya omutwe, aloo
Ne bw'olikola otya nsigala nkwekutte
Walaayi ne bw'eritonya ndisigala nkwekutte nze

Поcмотреть все песни артиста

Sanatçının diğer albümleri

Benzer Sanatçılar