Sheeba
Nesim
Queen Karma
T.N.S
Kyenva nkuyita bebi bebi kubanga gyendi waakazaalibwa
Ate nnagenda nensangibwa nga ssimanyi kunonooza bye ssaalaba
Your love is unbelievable
Unstoppable
Unconditional
Byonna mbikola lwakuba nga onkakasizza
Nti oli wange personal
Nkwagala bitasangika
Bambi beera nange
Wadde nga abalala bakwefasa
Bagaane beera nange
Nkwagala bitasangika
Bambi beera nange
Wadde nga abalala bakwefasa
Bagaane beera nange
Mazima wandya obwongo
Mu bya love ndi zzonto
Kyenva ssimanyi bya kkookoonyo
Sikuwanvuya toli ofwono opondo oh
You're the ringtone pon mi phone call
Nkuwulirira wala mu ankle
Nga tuli babiri kaba kavimbo
Nga Beyonce ne Jayz mu lambo oh
Luli ggwe wali ongamba
Nkuwunyira bulungi nga rose flower
Naye ggwe mazzi gennaaba
Ontukuza bulungi era sikukyawa
Nkwagala bitasangika
Bambi beera nange
Wadde nga abalala bakwefasa
Bagaane beera nange
Nkwagala bitasangika
Bambi beera nange
Wadde nga abalala bakwefasa
Bagaane beera nange
Sisisinkananga muntu nga ggwe
Mu binyonyi ku ttale oli nnyange
Ye kiki kyekiriba nkwesambe
Sembera wano omutima gwegwagadde
Sisirango sisirango
Tukola love tetukola misango
Vva Ku bigambo action and blow
Nkulaga mukwano sikuba bulango
Luli ggwe wali ongamba
Nkuwunyira bulungi nga rose flower
Naye ggwe mazzi gennaaba
Ontukuza bulungi era sikukyawa
Nkwagala bitasangika
Bambi beera nange
Wadde nga abalala bakwefasa
Bagaane beera nange
Nkwagala bitasangika
Bambi beera nange
Wadde nga abalala bakwefasa
Bagaane beera nange
Поcмотреть все песни артиста
Sanatçının diğer albümleri