Kishore Kumar Hits

Sheebah Karungi - Binkolere şarkı sözleri

Sanatçı: Sheebah Karungi

albüm: Sheebah Greatest Hits


Twokya
Got no other ID
Queen Sheebah TNS, with another feeling
Nessim Production Beat, tukikube ffembi
Ono anyumako, tabeera nagalaale
Mr. Rude boy yuh make my day
Yeelabawo bangi bamuvunaana
Naye beerabidde ssi yasoose
Yeerekerawo faasi
Mpulira mufa lwakuba sikimugamba, mutya
Sirina ssente, ku bulungi bwe alabika asasulwa bangi mutya
Azina bw'alaga omubiri, lw'alwaayo lwe nsula mu kikiri
Oh! Lwatazze mbireka, naye amaaso ge gendoota mu buliri
Mi love the way you bend down low
Slowly you bend my heart
Njagala musiŋŋgane
Mubuulire about my love
Ooh binkolera, buli ky'akola kinkolera (biba binyuma)
Binkolera, by'ayogera binkolera
Ooh binkolera, buli ky'akola kinkolera (biba binyuma)
Binkolera, nebyayambala binkolera
Ndabye bangi abaamugamba ebingi
Naye ate nz'akulembera
Ndi omu kyekimpadde essuubi
Era luliba olwo lwendaba
Anduka nga mukeka, sibyangu bya mulema kusala na kubuka
Agenda nakulembeza empisa
Atambula ng'enkuyege mu masuuka
Agenda tagenda
But all I know we cannot do blunder
This boy, he makes me surrender
But everybody tell me no wonder (this boy)
Ooh binkolera, buli ky'akola kinkolera (biba binyuma)
Binkolera, by'ayogera binkolera
Ooh binkolera, buli ky'akola kinkolera (biba binyuma)
Binkolera, nebyayambala binkolera
Ono y'akuma omuliro paraffin
Ye fever ate ye chloroquine
Tamala masasi mu magazine
Taggwaamu alinga luviiri lwa katwanga
Ono Bad Man bluster, bw'omwefasa ennyo akukuba ignore
Agamba nkuyambe ntya boss?
Leero nga sirina mboozi
Photogenic ne bw'atakola pose
Bw'atazuukuka enjuba etawaana
Me like the way you bend down low
Slowly you bend my heart
Njagala musiŋŋgane
Mubuulire about my love
Ooh binkolera, buli ky'akola kinkolera (biba binyuma)
Binkolera, by'ayogera binkolera
Ooh binkolera, buli ky'akola kinkolera (biba binyuma)
Binkolera, nebyayambala binkolera

Поcмотреть все песни артиста

Sanatçının diğer albümleri

Benzer Sanatçılar