Kishore Kumar Hits

B2c - Yatonda şarkı sözleri

Sanatçı: B2c

albüm: Yatonda


Obulungi bwo obwo busonsomola
Bulinga na ddagala
Bw'oseka bw'oti nze ne ntagala
Amaaso ne mpagala
Mbeera saagala yadde akusemberera
Mbeera njagala ng'otudde awo, we nkulabira
Gwe babe, njagala ombiite
Nkubiite naawe ofune ne fear lady
Njagala onneewe
Nkwewe naawe ofune ne fear, aah
Njagala okimanye nti yenze akusobola
Era okimanye nti yeggwe abisobola
Katonda yatonda (Yatonda)
Yatonda (Yatonda ggwe)
Katonda yatonda (Yatonda)
Yatonda ggwe
Head, shoulders, knees and toes
Buli ssaawa bimbuuza gwe
My heart, my brain, my life girl
Byonna byonnna bimatira ggwe
Ono nno gwe mbawaanira
Munnayuganda ssi na mumerika
Bw'ayogera, ye tananaagira
Ssente alina, ebya yala tomubuulira
Onvulumula kikumi kinaana ssi bya kagaali
Mu by'omukwano wankuba blow ma ma darling
Onfumita buyiso omukwano gwo gwa alaali
Lord have mercy
Njagala okimanye nti yenze akusobola
Era okimanye nti yeggwe abisobola
Katonda yatonda (Yatonda)
Yatonda (Yatonda ggwe)
Katonda yatonda (Yatonda)
Yatonda ggwe
I want us to age like sweet wine (sweet wine)
Not to die like sweetness (sweetness)
No fight no fuss just sweet life, wowowo yeah
Watoloka mu ggulu
Ekyo ndi sure nteekawo okugulu
Guno omutima mugumu
Ne by'oyenda nsigala ndi wamu
Naye ate onnyambanga ekyo nootakikola
Ndi mukambwe ngya kubatta
Sirina budde bukulimba
Your love is all I love
Katonda yatonda (Yatonda)
Yatonda (Yatonda ggwe)
Katonda yatonda (Yatonda)
Yatonda ggwe

Поcмотреть все песни артиста

Sanatçının diğer albümleri

Benzer Sanatçılar