Hey Ex wo ex wo Vibe ze vibe ze, eh Ex wo oba akilaba atya? Bwakulabako awulira atya? Eh (Asteyn) Ex wo oba akikola atya? Oba ye akikola atya? Nkwagala! Nkwagala nyo n'ebitankwatako, oh It's all about you to say yes am ready to go Katonda yatonda, yatonda gwe namala Toyina we wakyama, wakyama kyama Sinywa mwenge naye onkuba One meter distance nayo enzita Mwana gwe ogenda kunzita Ex wo oba akikola atya? Oba ye akikola atya? Gwe tebakukyawa, ku bulungi bwo tebakukyawa Ex wo ye akilaba atya? Bwakulabako awulira atya? Gwe tebakukyawa, ku bulungi bwo tebakukyawa Nkwagala njagala okimanye gw'omu kubyembala kunsi Wotali tewali ankwasaganya Nakowa abatetenkanya Nakino kankigambe Ah wah fi be wherever you'll be Nkunabe nkwesabe Nakowa okuba lonely Ng'ogenze, kirinuma ne ngakaba Ng'ogenze, olib'onkonsa mumavunya Ex wo oba akikola atya? Oba ye akikola atya? Gwe tebakukyawa, ku bulungi bwo tebakukyawa Ex wo ye akilaba atya? Bwakulabako awulira atya? Gwe tebakukyawa, kubulungi bwo tebakukyawa (oh oh) Sinywa mwenge naye onkuba One meter distance nayo enzita Nkwagala! Nkwagala nyo n'ebitankwatako, oh Nakino kankigambe Ah wah fi be wherever you'll be Nkunabe nkwesabe Nakowa okuba lonely Gwe owulila otya? (na ni na ni na) Kirinuma ne ngakaba Styne owulira otya? Oliba onkonsa mumavunya Martha mukisa owulira otya? Kirinuma, kirinuma Black Magic Baby Kirinuma ne ngakaba, nze Martha mukisa ah ah I Baby styne-yne Yeah-eh eh