Kishore Kumar Hits

Martha Mukisa - Neteze şarkı sözleri

Sanatçı: Martha Mukisa

albüm: Neteze


Baby girl
Movin' in the feel of love baby (love)
Yeah-yeah yeah-yeah, everybody iih oh
Ssi, ssi-ssaga
Neteze
Oh my baby I love you
Leero neteze (ayi!)
Neteze
Baby mean what you say
Olwaleero neteze
Cause I'm ready and I'm into you
Neteze
Leero neteze
Kati nze ngenda mu kudigida
Ebizibu bibadde binzita
Awaka wabowa
Mbadde ndi eyo, nga ndi eyo ndobye nyabo
Ko nze nfulumeko mu nju, eh
Ngendeko ku outing
Laba bwengwa kw'ono omwana
Agawalahi nga y'ali mu birooto
Ko nze kanfunyeko ku ndabada wakiri, neme kuggwa ku mpagala
Kampepeye nawe, baby (what!)
Walalalalalalala, eh!
Bampitire maama wange
Bo baliwa baganda bange?
Nsonga zange ozizudde
Mbadde ninda ng'amaaso nkanudde
Bae I love you, towakanya byengamba I miss you
Nze mwana gwe wankuba
Mazima genkubulira darlin' nalaalira, gwe buli lw'obulawo, sebaka
I'll be waiting for you, all night long oh, ondi eno mu bwongo
Neteze (I need to understand)
Leero neteze (baby girl)
Neteze
Olwaleero neteze
Kati alowoza yeteze, nga nange eno ngamba uh!
Neteze
Kati nze ngenda mu kudigida
Leero neteze
Ebizibu bibadde binzita
Kubanga mbadde sikulaba
Omwoyo gubadde gunuma
Of course I've been waiting for you
Yes I'm yearning for you, baby girl!
Sebaka sebaka, sebaka nze maama
Nebansomera bingi, bingi innocent me
Bampima ku gwe maama, omulungi bwe twesana laba
Omumbejja nyabo nsanyuse, uh-ooh
Kati no nsazewo, ngenze ngenze
Ngenze n'ono omwana awatali yadde yaye
Mwana gwe olyose n'ojja
Omponyeza ebirowoozo nze buli lwe ngwawo
You wanna hold chocolate I'm gonna give you, gwe ne woyagala eddebe!
Omukwano gwenina gujjuza n'ekutiya, ne woyagala ennene
All night long oh (baby girl!)
Ondi eno mu bwongo
Neteze (I need to understand)
Leero neteze (ndowoza leero kyakugwa)
Neteze (gwembadde ninda ate yanteze)
Olwaleero neteze
Kati alowoza yeteze, nga nange eno ngamba uh!
Neteze
Kati nze ngenda mu kudigida
Leero neteze
Ebizibu bibadde binzita
Naye omukwano guba gumenya (eeh gumenya, gumenya)
Eno ebigambo biba bimenya (eeh gumenya, gumenya)
Nsombamu ne ntya ate (ooh gumenya, gumenya)
Eno ebigambo biba bimenya (eeh gumenya, gumenya)

Oh!
Aya
Eh!
Eh?
Ayiyiyiyiyiyiyi!
Papa
Mama
Eeh gumenya, gumenya
Eno ebigambo biba bimenya (eeh gumenya, gumenya)
Nsombamu ne ntya ate (ooh gumenya, gumenya)
Eno ebigambo biba bimenya (eeh gumenya, gumenya)

Поcмотреть все песни артиста

Sanatçının diğer albümleri

Benzer Sanatçılar