Kishore Kumar Hits

Rickman Manrick - Luga Pandemic şarkı sözleri

Sanatçı: Rickman Manrick

albüm: Luga Pandemic


Yeah
Anti rickman Manrick nga bulijo
Asitama ku hammer nga basama
Yeah ah
Guno omwaka nkumi bili
Mu abili mu ricky
Luga pandemic yenze third wave
Yeno
Oh yeah
Wooh nanti wulira
Freestyle
Mbasiika nga obubolo
Nga omumwa ye goal
Ba rapper mbasanya wo
Over ku radio call
Mbazinga ko nga roll
Etaliko ex
Mu taxi mu kibox nga fedex
Mbasindika oversees
Mbajja mweno ensi
Temuda mweno ensi
Temukola atendence
Omanyi Mulina tendency
Naye mujja tenda ensi
Luga police ejja banywa
Nga hennessy
Mba Ngezako okumenya record
Mwana bwondaba
Ne chupa ya guiness
Mweno ensi ya luga flow blood
Yenze akola defiance
Mbakyuusa ensingo buli kadde
Nga abalaba tennis
Nga Elsa mu animation
Eno beat eli frozen
Towunyiliza bitakwata blood
Woba toli chosen
Kyokola kyabulabe nyo
Nga azanya Museven
Emivaazi jja muyitale
Mbeemba ya mu germani
Njawula edilo ku kisenge
Luga room emu yenze curtain
Ba fake rapper
Mbateka mu dom emu
Yenze warden
Luga Weliba somelo blood
Yenze nanyini
Yenze minister of luga
Ryhm grime ne education
Mu church ya luga flow
Yenze father sabadinkoni
Yenze cause yenze reason
Yenze akola decision
Luga atambudde mawanga
Kati ali mu sweden
Stay tokola motion
Tokyuusa na station
Ba rapper mbasibide ewaka
Bali mu quarantine
Style ya old skool
Si LDU eno salasini
Tosala scene
Eno pandemic covid 19
Simple math
Ku 20 bwojjako emu osigaza 19
2019 omwaka gwali gwa bango
Hit machine
Nayingila ekisawe
Nga sambade na shin
Nga ndi ne ba charlie bange
Ivan ne Alban
Bu maama bumpita kawomela
Chai mudalasin
Mu byadala si sin
Bwendaba ebintu mu tight jean
Ricky mba nfuuka obscene
Esiyani bweba nga edugala
Mba nina ogifuula clean
Omukyaala njagala omu
Ndi musajja munadeen
Dreams worth money
Ebilooto byange binene
Am cashing out everyday
Gwe buuza kinene
Wadde nga si munene
Naye mind set bagamba
Mwana nene
Bagamba ka boy kavuma
Naye kali honest
Re gun the man down
Bwaba nga ali modest
Omugo gwa Musa nze agulina
Nkuba amazzi negeyawula
Nkozesa forces
Bakozesa violence
Nkozesa intelligence
Noyo gospel artist artist
Si gospel artist
Prayer mantis
Tabeela na mu service
Tava mu inbox za bu galoz
Tanyumya naku jesus
Oba praises
Wadde bible verses
Badamu nonsense
Drug abuse zezibafula unconscious
Ku sunday lwoka
Lwebabela conscious
Kyoka nga mu leviticus
Okuletika eba exodus
Ya sinning
Belimbika mu singing
Naye nga mu evil doing
Bad mouthing ne drink spiking
Beba king nti
Ela mbu reserve driving
Gear bazitela dala
Mu back setting.
Silabayo afuguma
Freestyle
Anti

Поcмотреть все песни артиста

Sanatçının diğer albümleri

Benzer Sanatçılar