Kishore Kumar Hits

Geosteady - Ompaako şarkı sözleri

Sanatçı: Geosteady

albüm: Ompaako


Ku bibyo ompaako
Aybrah na Geosteady yeah
Sirabawo musango (Bolt Man)
No no no no no
Toli kola mputu, you're too go-od
Girl you look so cool
Sikyakubwa na kibuku
Nze gw'ankuba, era my heart is full (for real)
Mu mutima gwange, otudde mu front se-at
Ebya ddala teri nsonga-ah-ah, for me to cheat
Ku bibyo ompaako oh oh-oh
Buli kye njagadde okimpa (ompeerawo)
Tonyimangako, oh oh-oh
Buli kye njagadde okimpa (ompeerawo)
Ku bibyo ompaako oh oh-oh
Buli kye njagadde okimpa (ompeerawo)
Tonyimangako, oh oh-oh
Buli kye njagadde okimpa (ompeerawo)
Kabuvubuka ampedde, eby'amalala n'obukambwe bimpedde
Kati ndagirira nfa nze, ndayira okulima ffe tulye ne ku ntende
Nkulaba onewadde
Omubiri n'omutima byetadde, eh eh
Gwe laba onesize, tulinga kinusu, face zeekutte
Oli lugendo lwange
Ate sweet kamuli kange
Wanna be your sugar daddy
Monday to Monday sweet yeah
Ku bibyo ompaako oh oh-oh
Buli kye njagadde okimpa (ompeerawo)
Tonyimangako, oh oh-oh
Buli kye njagadde okimpa (ompeerawo)
Ku bibyo ompaako oh oh-oh
Buli kye njagadde okimpa (ompeerawo)
Tonyimangako, oh oh-oh
Buli kye njagadde okimpa (ompeerawo)
Kabakusubize orukundo bitya bangambire nti nz'eyawamba namulondo
Yenze ajiliko, that's why nfisa akaseera n'enkukolera ka song oh
Abasooka bakulembeza nabwongo
Naye ekituffu love sikazanyo ka bwongo
Guba mutima, namanya nti tosobola kunemwa
Tewetaga kuba mukujukuju, mukujukuju
Nebwotakozesa juju for me to be your bubu
My baby, I know you know
Gwe manya gwofunye binoogyo
Kuba wandabilawo nga ndi luchoolo
Nsubiza birungi mw'ebyo
Mwemuli akayumbako, akomukyalo
Love lugendo, singa tuba babiri tuba tumala kko
My love for you fogo fogo
Everywhere you go, I follow follow baby
Ku bibyo ompaako oh oh-oh
Buli kye njagadde okimpa (ompeerawo)
Tonyimangako, oh oh-oh
Buli kye njagadde okimpa (ompeerawo)
Ku bibyo ompaako oh oh-oh
Buli kye njagadde okimpa (ompeerawo)
Tonyimangako, oh oh-oh
Buli kye njagadde okimpa (ompeerawo)
Toli kola mputu, you're too go-od girl you look so cool
Sikyakubwa na kibuku, nze gw'ankuba, era my heart is full (for real)
Bolt Lion Production

Поcмотреть все песни артиста

Sanatçının diğer albümleri

Benzer Sanatçılar