Kishore Kumar Hits

Rema namakula - Banyabo şarkı sözleri

Sanatçı: Rema namakula

albüm: Banyabo


Azuukuka mu nkoko akeera nnyo maama
Akola akoowa nnyo
Alina okulabirira abato
Abato school fees okusoma
N'ebitabo oluusi tebarina
Nga n'ekyokulya okukifuna baguba
Y'atetenkanya y'ayiiya
Eby'ensula kko n'ebyokulya
Omukyala
Basirika
Baguma
Banyigirizibwa naye bakola
Independent woman
African woman
Eh aha
Omukyala
Singa si mukyala
(Singa saasoma)
Singa
(Singa saayiga)
Singa si mama we
(Singa saakula)
Singa
Singa si mukyala
(Singa saasoma)
Singa
(Singa saayiga)
Singa si mama we
(Singa saakula)
Singa
Teebereza ng'ali lubuto
Akabanga kawanvu ku hospital
Nga n'ezirinnyawo tazirina
N'atambulawo
Sinakindi azaalidde ku kkubo
Nga tewali ayamba
N'aguma ye nnyabo (nnyabo)
Baguma
Bagumira bingi (ba nnyabo)
Olugendo lw'okukuza omwana
Nga luwanvu (nnyabo)
Baguma (ba nnyabo)
Banyikivu
(Nnyabo)
Bakola
Be bakyala
Singa
Singa
Singa
Singaaaaa
Mama we
(Singa saasoma)
(Singa saayiga)
Singa si mama we
(Singa saakula)
Singa
Singa si mukyala
(Singa saasoma)
Singa
(Singa saayiga)
Singa si mama we
(Singa saakula)
Singa
Maama
Ma mama
Yeeh leee leee
Maama
Maama
Alenga muwogo ku nguudo
Tufune school fees
N'oluusi akomawo nga tafunye yadde, nnyabo
Eby'ewaka byonna y'abimala
Okwambala saako n'eddwaliro
Maama anyiikira nnyo nnyo
She's so hard working
And mankind
She's a woman of integrity
A mother
Omukyala
My mama
You're ma star
Singa si mukyala
(Singa saasoma)
(Singa saayiga)
(Singa saakula)
(Singa saasoma)
(Singa saayiga)
Singa si mama we
(Singa saakula)
Mama mama mama

Поcмотреть все песни артиста

Sanatçının diğer albümleri

Benzer Sanatçılar