Kishore Kumar Hits

Rema namakula - Tikula şarkı sözleri

Sanatçı: Rema namakula

albüm: Tikula


Eh
(Crouch!)
Nsuumulula yeah, uh ah
Tikula, nsumulula
Byona ebyansiba obwedda
Sisitira, nyiganyiga (ooh)
Tikula, nsumulula
Byona ebyansiba obwedda
Sisitira, nyiganyiga (eh! Uh ah)
Darling nkumakinze
N'ebyange mbisettinze
Oli wanjawulo ku bitonde ebirala, uh
Omukwano nguwominze
Netimbye ebimuli nzena
Jangu eno omassajjinge, eh yeah
Nkutunulira nkutya, darling wange
Ky'ova olaba nga nemola
Tontwala nga ow'amaalo, oh
Akaviri ke kapya, kikwano kyange
Oba nze alaba nzeka
Nzukusa bwemba nfreezinze, eh
Uh! Mukwano nina obudde
Ndi mood ndowooza gwe eh eh
Ntikula nawe, uh ah
Tikula, nsumulula
Byona ebyansiba obwedda
Sisitira, nyiganyiga (ooh)
Tikula, nsumulula
Byona ebyansiba obwedda
Sisitira, nyiganyiga (eh! Uh ah)
Eh! Olusi nebuza, mu balungi bolabye munsi, ddala nz'ani gwewekwata, uh?
Mbadde nonya nga gweweka, omukwano oguwangala
Nga manyi nti ebyange byagana (eh)
Nali mbiroota! Eby'omunda, eby'okufuna gwenina nzeka
Nga nakoowa aba n-calling-a, uh (oh oh)
Mukwano nina obudde
Ndi mood ndowooza gwe eh eh
Ntikula nawe, uh ah
Tikula, nsumulula
Byona ebyansiba obwedda
Sisitira, nyiganyiga (ooh)
Tikula, nsumulula
Byona ebyansiba obwedda
Sisitira, nyiganyiga (eh! Uh ah)

Eh!
Do you feel what I feel?
'Cause I feel what I feel!
Do you feel what I feel? (Eh! Uh oh oh)
Do you feel what I feel?
'Cause I feel what I feel, I feel, I feel, I feel, I feel, eh!
Do you feel what I feel?
'Cause I feel what I feel!
Do you feel what I feel? (Oh baby)
Mukwano nina obudde
Ndi mood ndowooza gwe eh eh
Ntikula nawe, uh ah
Tikula, nsumulula
Byona ebyansiba obwedda
Sisitira, nyiganyiga (ooh)
Tikula, nsumulula
Byona ebyansiba obwedda
Sisitira, nyiganyiga (eh! Uh ah)

Поcмотреть все песни артиста

Sanatçının diğer albümleri

Benzer Sanatçılar