Kishore Kumar Hits

Rema namakula - Akatonotono şarkı sözleri

Sanatçı: Rema namakula

albüm: Kukaliba


(Reverb)
Nina akabuuzo bambi mwattu
Maze akaseera nga nkakumye
Ng'era manyi nti akadde mwattu, kaja
Tusisinkanemu nkubuze, nkubuzemu akabuuzo
Obera otya naye gwe! Bwemba siriwo
Gwe wawelwako ka chai
Ne basawo sukaali
Ne belabira akajjiko
N'otetekanya, uh-uh nyabo (nga uh uh)
N'onyenyenya, uh-uh naye (nga apana)
Eyo y'embeera, uh-uh ssebo (mwemba eno)
Butikitiki, ne bwebubera kumi
N'osikayo esimu, n'ompereza hallo
Nze ne nziramu honey, nkumisinga baby
Gwe n'onziramu totya
Olwo ne nguma omutima
Akantu ako akatonotono (kolaba nga'katonotono)
Munange akatonotono (nze mpa, mpa)
Kolaba nga akatonotono (kolaba nga'katonotono)
Munange akatonotono (nze mpa, mpa)
Okuva ku makya lwewagenze
Ne bwekaba ka message ku WhatsApp
Nkagumireko nga nkulinze
Akafaananyiko ng'oli mu ofisi
Ka selfie picture ne ka kiss
Oba kale ka message ku messenger
Akamega wanjjovu, kaba katonotono
Ako ke kakukunyi
Njagala nti bw'oba ondese
Nga toli nange just to say
Akadakiika bwekaati, kaamu
Nze amazima kankubulire
Okuva kati leero omaanye
Nti obwo bwebundya, bwebundya, bwebundya, baby
Akantu ako akatonotono (kolaba nga'katonotono)
Munange akatonotono (nze mpa, mpa)
Kolaba nga akatonotono (kolaba nga'katonotono)
Munange akatonotono (nze mpa, mpa)
(Nince Henry the writer)
Kwekuwangala, ne siwubaala
Bwebo bwendoota, ne nsula nga ne swanta
Kwekuwangala, oh-oh ne siwubaala (bwebundya)
Bwebo bwendoota, ne nsula nga ne swanta (bwebundya)
Okuva ku makya lwewagenze (bwebundya, bwebundya)
Akabugumuko nga nkakumye (bwebundya, bwebundya)
Temperature meter ng'erinye (bwebundya, bwebundya)
Njagala nti bw'oba ondese
Nga toli nange just to say
Akadakiika bwekaati, kaamu
Nze amazima kankubulire
Okuva kati leero omaanye
Nti obwo bwebundya, bwebundya, bwebundya, baby
Akantu ako akatonotono (kolaba nga'katonotono)
Munange akatonotono (nze mpa, mpa)
Kolaba nga akatonotono (kolaba nga'katonotono)
Munange akatonotono (nze mpa, mpa)

Поcмотреть все песни артиста

Sanatçının diğer albümleri

Benzer Sanatçılar