Kishore Kumar Hits

Rema namakula - Akaffekye - Acoustic Version şarkı sözleri

Sanatçı: Rema namakula

albüm: Akaffekye (Acoustic Version)


Mmm hmm mmm (eh)
Omanyi buli kimu, kyabaala munze
Lino taka gyiimu kw'osiga
Nabaala amatooke, ndiko n'amayuni
(Ndi musiri gwa ffene n'emboga)
Nze maama yansimba, n'omudo n'akoola
Kati buli kimu kyabaala
Ya nsensula, amatabi n'obukoola
(Ebigimusa nabyo byannoga)
Yafukirira bulungi nga ekyeeya kisuuse
Akasana, kaleme okunjokya
Yankuza, natuka okumulisa
Na buli ky'osako kiri mu birimba
Nina bingi by'otanalaba
Nina bingi ebyekwese munda eno
Nze eka bantendeka najula, akafe che (uh!)
Nina bingi by'otanalaba gwe
Bingi ebyekwese munda eyo
Nze eka bantendeka najula, akafe che
Nkirako okuli akajaja
Ka chai akawomu akasinga
Akakujamu akawewo, nkubike nga
Munange, nze maama yanyonsa bulungi
Buli kitundu kunze, kiri mukifo kyakyo
Nalukibwa kalanami, nsansa ku bugwogwa
Luwombo lw'enkoko lwagalwa
Naye tonywera ngako byotonywa
Otunula nga kunze honey, stress etere egende (eh)
Nawulirako ku bakawomera, kunze kw'olikoma n'owola
Ndi kubika love ebikunta obisibe mu kave-era
Ndi kubika love ebikunta obisibe mu kaveera (nhehe)
Nina bingi by'otanalaba
Nina bingi ebyekwese munda eno
Nze eka bantendeka najula, akafe che (uh!)
Nina bingi by'otanalaba gwe
Nina bingi ebyekwese munda eyo
Nze eka bantendeka najula, akafe che

Поcмотреть все песни артиста

Sanatçının diğer albümleri

Benzer Sanatçılar