Kishore Kumar Hits

Grace Nakimera - Anviriddeyo şarkı sözleri

Sanatçı: Grace Nakimera

albüm: Anviriddeyo


Tukutenderezza yesu
Olimwana gwendiga
Nabagamba bagyewo ejjinjja
Lazaro nayimuka
Nabagamba nti atalina kibi
Asoke amukube ejjinjja ah
Bafirisuti besiga Goliyasi
Nebecanga ne bejubissa
Ka Dawudi nekacanga envumulo
Nekamukuba nenkona nenywa
A rise and shine
For the glory of the lord is upon you
Njaka (njaka)
Njaka nge njuba (njaka)
Katonda wange anviriddeyo
Njaka (njaka)
Njaka nge njuba (njaka)
Katonda wange anviriddeyo
E mama mama yo
E mama mama yo
E mama mama yo
E mama mama yo
Nze bangamba ananyamba anavawa
Nenyimusa amaaso ewala mubiire
Naye mukama, daala toyiwa
Abakwesiga kyebasaba obawa
Luuli sitani yanjoga afuwa noluwa
Naye mukama toyiwa abakwesiga
A rise and shine
For the glory of the Lord upon you
Njaka (njaka)
Njaka nge njuba (njaka)
Katonda wange anviriddeyo
Njaka (njaka)
Njaka nge njuba (njaka)
Katonda wange anviriddeyo
E mama mama yo
E mama mama yo
E mama mama yo
E mama mama yo
Abalibaseka nti ngenze (anviriddeyo)
Abalabalawozza nti mpedde (anviriddeyo)
Mbu ndi muteke, ndi mu yala, ndu blass
Yesu wange, talindekerera no no no
Ngogezze (anviriddeyo)
Oyo awedde (anviriddeyo)
Mbu alimuyala, mbu ali muteke, mbu ali mu blass
Yesu wange, tayinza no
Tukutenderezza yesu (anviriddeyo)
Olimwana gwendiga (anviriddeyo)
Yimusa yimusa yimusa yimusa (twebazza)
Yesu wange, talitulekerera (anviriddeyo)
Tukutenderezza yesu (anviriddeyo)
Olimwana gwendiga
Yimusa yimusa yimusa yimusa (twebazza)
(Anviriddeyo)
Oh musa yimusa yimusa yimusa (twebazza)
(Anviriddeyo)
Tukutenderezza Yesu

Поcмотреть все песни артиста

Sanatçının diğer albümleri

Benzer Sanatçılar