Kishore Kumar Hits

Alien Skin Official - Tonkaka şarkı sözleri

Sanatçı: Alien Skin Official

albüm: SITYA DANGER (Deluxe Edition)

(Gz Beats)
(Focus)
Alien mbu era anyenye
Oba nkube endongo nayo egaane (uh)
Sifaayo ne bwontama
Ne bwontama n'onyiiga sejjusa
Ne bwoba kamenyo nkukuba kumenya mbiriizi
Ragga muli alinga obuti bw'omukibiriiti
Njagala nkubemu bakube ebikope kope kope kope mbu, bajamaica
Twaze kuzina naye era tonkaka (Uh! Okuzina sikwampaka!)
Nkyimanyi ngenda kuzina naye era tonkaka (uh! amazinago gampaka?)
Twaze kuzina naye era tonkaka! (Uh Sibyampaka!)
Nkyimanyi naze kuzina naye sibyampaka! (Uh! bulaadi tonkaka!)
Anti vibe ezange zirinya mpola
Era nemukugenda nezigenda mpola
Obweda oli mubya ludicha nga sikufuna
Koze mu Ragga kimanye ngenda kuzina
Njagala okumenya kumateeka
Njagala nkwaate, mbanga njikume bukyiika
Njagala okulaga abeeyita ba undertaker
Nti nkaluma daily sirinda lwamukaaga
Awo nkwaate embanga njiteke kukyido
Balyooke babuuze oba nanywedde bikyi
Ndeete enkoola njiteke kumutwe
Ate bakabe bagambe nti kaweddemu
Sabatabata n'olusi sabatabana
Bwentuula mu ngoma ekituufu sagala kumala
Basikasika obufifi kila kali kunyama
N'ababadde ba General bayingidde zi fear
Twaze kuzina naye era tonkaka (Uh! Okuzina sikwampaka!)
Nkyimanyi ngenda kuzina naye era tonkaka (uh! amazinago gampaka?)
Twaze kuzina naye era tonkaka! (Uh Sibyampaka!)
Nkyimanyi naze kuzina naye sibyampaka! (Uh! bulaadi tonkaka!)
Me ah di moon light fi dem yuh di candle
N'abaabadde bakyibanda bafuse bakatengo
Yenze aliko omusambwa gwa mutuula ku ngoma
Towakana, bwemba, ntudde ku ngoma
Owomutima omunafu eno tajja
Nanti ekigoma kyenkubye eno kekitujja
Kandi atalina mwana leero waakuweeka ejinja
Ngenda basojja kuba me di Fagon soldier
Mukuba buku zzona mbakubye undersea
Bipikini mama dem, njagala bi fantasy
Bwemba nkaluma leka nkalume nze amanyi
Gwe atakaluma onyumya bikyi nawe yegwe amanyi
If di Ragga is a di co me coulda come wid di hammer
Dat ah everybody fi di ragga yuh di factory error
Here in a dancehall me yuh di Ragga general
Some ah di call me duppy
Some ah di call me drug Captain ih
Twaze kuzina naye era tonkaka (Uh! Okuzina sikwampaka!)
Nkyimanyi ngenda kuzina naye era tonkaka (uh! amazinago gampaka?)
Twaze kuzina naye era tonkaka! (Uh Sibyampaka!)
Nkyimanyi naze kuzina naye sibyampaka! (Uh! bulaadi tonkaka!)
Twaze kuzina naye era tonkaka (Uh! Okuzina sikwampaka!)

Поcмотреть все песни артиста

Sanatçının diğer albümleri

Benzer Sanatçılar