Eeeh
Oba banwya ekibanga bafunamuki
Oba abakaruma mwe mufunamuki
Mwe banyw'ekyenge mufunyemu ki
Ffe twayiseko Dda (Oba gamba biki ono)
Ffe bogamba twayiseko Dda (Tetusobola kubitegera)
Ffe twayiseko Dda (Agamba gwe yakowa)
Ffe bogamba twayiseko Dda (Mwe Banamwe)
Abari bakubwa akagoro mwabamarawo
Nabari bakubwa akamwanyi mwabamarawo
Abari bakubw'obutaba mwabamarawo
Mwe munwyaki (Yeffe tumanyi)
Rwaki ebitukuba mwagar'obimanya
Ngate ebibakuba tetwagara kubimanya
Rwaki emizze jjaffe mujirabisa
Ngate empissa zamwe tetuzirabisa
Waliwo eyakafunye
Waliwo eyakalumye
Waliwo eyagawunye obuwunyi ngatagakumye
If you know you know Just know you know
If you don't know Just don't know (Ffe twayiseko Dda)
Oba agamba biki ono(Ffe bogamba twayiseko Dda)
Tetusobora kubitegera(Ffe twayiseko Dda)
Agamba gwe yakowa(Ffe bogamba twayiseko Dda)
Eeeh ebyawano okimanyi nti bya VIBE
Atenga VIBE ziberamu okaruma
At'okaruma kuberamu okukesaa(Ne VIBE ezange zakesa)
Katonda yakora bulikimu nensonga
Ate nemigaso nensonga yajawura
Omugaso oguva mukitooke sigwe gwe mbogga
Ne decoration ya Easter siyeye mbaga
Oraba nebiduka waneno byawuka
Waliwo ebinywa diesel nebya petrol
Eeeh gweryaa amandazi go onywe n'amata
Orye amajji Ffe tunywe emiti(Ffe twayiseko Dda)
Oba Agamba biki ono(Ffe bogamba twayiseko Dda)
Tetusobora kubitegera(Ffe twayiseko Dda)
Agamba gwe yakowa(Ffe bogamba twayiseko Dda)
Eeeh mwe banaanamwe
Abari bakubwa akagoro mwabamarawo
Nabari bakubwa akamwanyi mwabamarawo
Abari bakubwa obutaba mwabamarawo
Mwe munywaki(Yeffe tumanyi)
Waliwo eyakafunye
Waliwo eyakalumye
Waliwo eyagawunye obuwunyi nga tagakumye
If you know you know Just know you know
If you don't know Just don't know
Поcмотреть все песни артиста
Sanatçının diğer albümleri