Kishore Kumar Hits

Winnie Nwagi - Munange şarkı sözleri

Sanatçı: Winnie Nwagi

albüm: Best of Winnie Nwagi (Deluxe Edition)


(Ah nana na na na)
Winnie Nwagi, Swangz Avenue
Sound Cover!
Baur on the beat
You're my love love you love you daddy (Sabula)
Omutima ngukuwa (munange)
Naye nsaba togumenya (munange)
N'onkola bali bye baakola (munange)
Nkusaba kuba mwesigwa (munange)
Hmm, omutima ngukuwa (munange)
Naye nsaba togumenya (munange)
N'onkola bali bye baakola (munange)
Nkusaba kuba mwesigwa (munange)
Mwana gwe, mwana gwe
Love yo ng'esusse
Mwana gwe, mwana gwe
By'onkoledde nga nsiimye
Eno care gy'ompadde
Togezanga ogikomya
Eno care gy'ompadde
I deserve ogifuna
Love yo ng'enkolera
Ne ngivaako ngya konziba
Abantu bagamba ndwadde (bagambe ndwadde)
Kumbe baabikyusa
Love baagitwala
Eyalimu ebindiisa
Omutima ngukuwa (munange)
Naye nsaba togumenya (munange)
N'onkola bali bye baakola (munange)
Nkusaba kuba mwesigwa (munange)
Hmm, omutima ngukuwa (munange)
Naye nsaba togumenya (munange)
N'onkola bali bye baakola (munange)
Nkusaba kuba mwesigwa (munange)
Nze kankuwe obweyamo
Yenze atagenda kuleka
Alikuzaalira abaana
Alikufuula omwami
Ndibeerawo ng'olwadde (ndibeerawo)
Ndibeerawo nga bakubanja (ndibeerawo)
Ndibeerawo ng'oli yala
Ndibeerawo ng'ozifunye
Hmm! Nga nze mukyalawo (mukyalawo)
Ow'ewaka ssi ow'ebbali
Saagala obe boyfriend
Njagala obe husband wange
Omutima ngukuwa (munange)
Naye nsaba togumenya (munange)
N'onkola bali bye baakola (munange)
Nkusaba kuba mwesigwa (munange)
Hmm, omutima ngukuwa (munange)
Naye nsaba togumenya (munange)
N'onkola bali bye baakola (munange)
Nkusaba kuba mwesigwa (munange)
Nkwesize nnyo munange
Togeza n'ondeka gwe wange
Nga mmaze okulaga abange
Ne nkutwala n'ewa mmange
Oh, kirinnuma (kirinnuma)
Nga naye owange y'annumya (nga y'annumya)
Nga bwe nkuba anfuula busy
Naye mmanyi tolibinkola
Ondaze nti oli mwesigwa
Ndi convinced ne by'okola
Kyenva netaazeeyo afia
You're my love love you love you daddy
Omutima ngukuwa (munange)
Naye nsaba togumenya (munange)
N'onkola bali bye baakola (munange)
Nkusaba kuba mwesigwa (munange)
Hmm, omutima ngukuwa (munange)
Naye nsaba togumenya (munange)
N'onkola bali bye baakola (munange)
Nkusaba kuba mwesigwa (munange)
Omutima ngukuwa (munange)

Поcмотреть все песни артиста

Sanatçının diğer albümleri

Benzer Sanatçılar