Kishore Kumar Hits

Winnie Nwagi - Amaaso - Urban Remix şarkı sözleri

Sanatçı: Winnie Nwagi

albüm: Best of Winnie Nwagi (Deluxe Edition)


Yeah
This is what you've been waiting for
A DJ Harold remix
A Feffe bussi
Winnie Nwagi
Vinka, The Myth
Swangz Avenue
Buno buwomi bwasukaali (ka sukaali keeko baby)
Chayi n'akadalasini (taabula, taabula)
Nkwagala okutuka ku mwezi (alaali)
FBM
Nzikiriza mbere asikari (kiri okay bwonkumako)
Nga nkukuma nakasaale my darling nze Feffe Bussi wo)
Kyesimanyi nkole research
(Alaali!)
Yo! Amaaso gandi kugwe
Buli kimu no kugwe
Siri mu Nigeria naye ompita na Igwe
Ova busiro mu kyaggwe
Ebyange kambiwe gwe
Ko kasukaali keeko
Oba twongeremu kigwe??
Kituufu tolina bbala
Nga Vinka wakola color
Omubiri gwe wamala
Nga Winnie Nwagi wabala
Nkubira ku ssimu halla
Tufuneeyo kyetwogera
Nga Mohammad Salah
Nkuba goal siri faala
Ate onkola eddalu oti
Nkwagala omu bwoti
Sikikukweka, wakolamu nga chagga boat
Do do do do dat
Gutujja my heart
Nkuliyo oyiteeyo onddabe ko ku lunch
Tulye ensamachi
Amaaso ngandi kugwe (yeah)
Ndiduka misinde bwompita (run to me baby girl, run to me)
Njagala tukadiwe nga yenze gwoyita dear (nja ku kwagala mpaka kuffa gwe tooba na fear)
Bwoli vuga akagaali, nange ndiba ku kaliya (ngamba ku guard yo)
Njagala tukadiwe nga yenze gwoyita dear (oli mukwanogwo, baby)
Aka kyapambalasi ku mugongo bwe gutujja nkusiiga
Obugalo babubumba mukusanyusa awasiiwa nkutakula
Nyumisiza obulamu nange
Nkunune ng'omubissi nange
Nteeka mu plan nawe
Nkubalirako ebirungi darling
Mmm, nze nali nakowa love naye gwe case yo, exceptional
Engeri gyonkwata eri so so professional
When we're talking, forever baby girl I see me and you
I will be your Picasso, lemme help you paint the visual
Am thinking 2 kids with you
All black for the vehicle
You're my partner in this crime
They're locking me away with you
And I know you are worth it too (true)
That's why I put myself before you boo
Ain't nobody hurting you
With you I am comfortable
Yeah!
And won't treat you like the usual
Am in it until it ends with you
Your making me special too
Only one I text is you
If you had a twin best believe
I'd only mess with you (yeah)
If you were the sin I will be right there confessing too
Upright in your days they will never throw the shade on you
Amaaso ngandi kugwe (yeah)
Ndiduka misinde bwompita (run to me baby girl, run to me)
Njagala tukadiwe nga yenze gwoyita dear (nja ku kwagala mpaka kuffa gwe tooba na fear)
Bwoli vuga akagaali, nange ndiba ku kaliya
Njagala tukadiwe nga yenze gwoyita dear
Bakuyita kweyisa abatulaba
Mbu twekoza bo bwebagamba
Tebamanyi nti gwakusiima
Ondi wala ddala mu mutima ewa semba
Mmm, nze nali nakowa love naye gwe case yo, exceptional
Engeri gyonkwata eri so so professional
Amaaso ngandi kugwe (yeah)
Ndiduka misinde bwompita (run to me baby girl, run to me)
Njagala tukadiwe nga yenze gwoyita dear (nja ku kwagala mpaka kuffa gwe tooba na fear)
Bwoli vuga akagaali, nange ndiba ku kaliya
Njagala tukadiwe nga yenze gwoyita dear
Amaaso ngandi kugwe, kugwe (it's exceptional)
Njagala tukadiwe nga yenze gwoyita dear
Bwoli vuga akagaali (my name is The Myth this is so UG)
Njagala tukadiwe nga yenze gwoyita dear (Winnie Nwagi, Vinka, Feffe)

Поcмотреть все песни артиста

Sanatçının diğer albümleri

Benzer Sanatçılar