DCM eeh A one quid quid Mudra Mudra we burn dem A quid, quid, quid Powerz on da beat A quid, quid, quid Gwe amanyi Oba mukyala wo wa yellow Nze owange wa black charcoal, tebinkwatako! Filter zitunyiriza nnyo Naye tefuula Kapere malayika (Level) Ogamba bestfriend yakutwalako bba wo Tewasobola kulabirira mbwa awo Mpozzi omutima gukuluma lwa love Nze ogwange guno gunnuma lwa thente Emipiira gyawedde ku mmotoka yo Nze eyange temuli engine na ntebe Mbu wewuunya lwaki tetuva mu party! Ffe nga tetwewuunya lwaki tova mu buliri? Yeggwe amanyi Wamma temuli bya sorry Gwe amanyi Bwoba oyagala ggyamu empale Yeggwe amanyi Wamma tetulina sorry Gwe amanyi Oba kikuluma kikulume Yeggwe amanyi Wamma temuli bya 'chorry' Gwe amanyi Oba oyagala ggyamu empale Yeggwe amanyi Ffe nno tetugaba sorry Gwe amanyi Oba kikuluma kikulume Kati akuwalana munywere amazzi mu kutu Ex beerawo tofa njagala ondabe Anti akaviiri ke nakoze tekaanyumye Ndowooza omutwe ogwange ssi gwe gugwo Ne bwe nnyambala ebya kabi ssinyuma Gwe yambala ebitali bya kabi onaanyuma Omwana anyeenya okutali na bbina Tunula ebbali oba tunula ku ggulu Ki babe kye nina tekimmala Maybe, naye ate ssiri muganda wo If it will end in tears kale Bwezitaba tears mwogere ku ki? Yeggwe amanyi Wamma temuli bya sorry Gwe amanyi Oba oyagala ggyamu empale Yeggwe amanyi Wamma tetulina sorry Gwe amanyi Oba kikuluma kikulume Yeggwe amanyi Wamma temuli bya 'chorry' Gwe amanyi Oba oyagala ggyamu empale Yeggwe amanyi Ffe nno tetugaba sorry Gwe amanyi Oba kikuluma kikulume Wadde tetwagala manya temukisussa (eeh) Mikwano temukisussa Luli zaali nkobe kati ate balema (mwolesa ki?) Ebizibu temubitimba Wagenda mu zoo ne weggyirayo baby wo N'omutimbatimba everywhere you go Ne weerabira be walaba e Kampala Mu kifo shuka daddy Waleeta sugar daddy (sugar daddy) Wamma kituufu era gwe amanyi Ffe naffe tebitukwatako Bambi twogerako bwogezi Naye kituufu era tetulina sorry Yeggwe amanyi Wamma temuli bya sorry Gwe amanyi Oba oyagala ggyamu empale Yeggwe amanyi Wamma tetulina sorry Gwe amanyi Oba kikuluma kikulume Yeggwe amanyi Wamma temuli bya 'chorry' Gwe amanyi Oba oyagala ggyamu empale Yeggwe amanyi Ffe nno tetugaba sorry Gwe amanyi Oba kikuluma kikulume Gwe amanyi Gwe amanyi Gwe amanyi Gwe amanyi