Hmmm
Vinka
It's another love story
Hmmm
Swangz Avenue (Eno Beats)
Baby yegwe, gwenjagala bambi
Sagala ebigambo bikuyinule eyo
Dear yegwe gwenasiima nze
Sagala ebigambo bikuwugule eyo
Bogera bo bogera ne bw'oba ani!
Bageya bo bageya ne bw'oba ani!
Ate nga yegwe gwenasiima nze
Sagala ebigambo bikuwugule eyo
Ah bikuwugule eyo
Ah bikuwugule eyo
Njagala bakimanye, nti omukwano ogwange nagusaza mu kaabu
Nkwagala, dear nkwagala era, wansuula n'eddalu, eh
Beebo abakwogerako mbu osera (osera)
Beebo b'obeerangamu ng'oseka (ng'oseka)
Tubalaga tulinganga abakatandika
Uh uh
Hmm hmmm
Tonsuubira ate okukuba omugongo (no)
Ne bw'oliba ng'ozizza omusango (no)
Tonsuubira ate okukuba omugongo (no)
Ne bw'oliba ng'ozizza omusango
Baby yegwe, gwenjagala bambi
Sagala ebigambo bikuyinule eyo
Dear yegwe gwenasiima nze
Sagala ebigambo bikuwugule eyo
Bogera bo bogera ne bw'oba ani!
Bageya bo bageya ne bw'oba ani!
Ate nga yegwe gwenasiima nze
Sagala ebigambo bikuwugule eyo
Ah bikuwugule eyo
Ah bikuwugule eyo
Nze eby'omukwano nabimala
Kasita nafuna gwe nemala
Baba bamala biseera, okwogera
Kuliba kufa, kwe kulitwawula dear
Nze eby'omukwano nabimala
Kasita nafuna gwe nemala
Baba bamala biseera, okwogera
Kuliba kufa, kwe kulitwawula dear
Onemerako yadde sirina (sirina)
Tugabane ekyo nze kye nina (kye nina)
Tolimpa ka time ne nkonona
Tolimpa nze time ne njono
Baby yegwe, gwenjagala bambi
Sagala ebigambo bikuyinule eyo
Dear yegwe gwenasiima nze
Sagala ebigambo bikuwugule eyo
Bogera bo bogera ne bw'oba ani!
Bageya bo bageya ne bw'oba ani!
Ate nga yegwe gwenasiima nze
Sagala ebigambo bikuwugule eyo
Ah bikuwugule eyo
Ah bikuwugule eyo
Bogera bo bogera ne bw'oba ani!
Bageya bo bageya ne bw'oba ani!
Ate nga yegwe gwenasiima nze
Sagala ebigambo bikuwugule eyo
Ah bikuwugule eyo
Ah bikuwugule eyo
Поcмотреть все песни артиста
Sanatçının diğer albümleri