Kishore Kumar Hits

Vinka - One Bite şarkı sözleri

Sanatçı: Vinka

albüm: One Bite


Vinka bae, babe (hahaha)
Swangz
Yeggwe gwe naloose, gwe naloose
Mu kirooto nga wekwese
Kansooke, kansooke
Nzije olabe kye ŋŋamba
Yenze gwe wasuubizza
Ku Tuesday nkukubire tumeetinge
Nkusaba kkiriza ebyo bye ndeeta
Ebyo ebibulayo tubirabe enkeera
Njagala nnumeko one bite (one bite)
Oba kisoboka bu two bites (two bites)
Nkusaba ompeeyo one night (one night)
Hmmm babe sula ewange eh
Sula ewange eh yeah
Eno ewange yeah
Sula ewange eh yeah
Hmmm babe sula ewange
One by one make a bundle
Omukwano nkusaba ogumpe mu bundle eh
Kambeere your John Rambo
Mu kizikiza nga nkukwatira candle
Yeggwe ampa company nze ne nnyumirwa love
Your love portion nze ngyenyumirizaamu
Togamba kyama kyaffe bali bakyamu
Okukuuma ekyama kyaffe bali baveemu
Kati njagala time njagala time
Njagala kubeera naawe every day and night
Nguze ne line nguze ne line
Eyange naawe kwogererako sso togigabanga
Njagala nnumeko one bite (one bite)
Oba kisoboka bu two bites (two bites)
Nkusaba ompeeyo one night (one night)
Hmmm babe sula ewange eh
Sula ewange eh yeah
Eno ewange yeah
Sula ewange eh yeah
Hmmm babe sula ewange
Mu masuuka go mwe njagala okubeera babe
Nga bw'ofuna nightmare
Nga nze akulwanira am your fighter
Onjogeza oluzunguzungu zungu
Onkutula bitundutundu tundu
Nga porter apoota porter nkoota
Ki ontambuza nga nze nkootakoota?
Yenze gwe wasuubizza
Ku Tuesday nkukubire tumeetinge
Nkusaba kkiriza ebyo bye ndeeta
Ebyo ebibulayo tubirabe enkeera
Njagala nnumeko one bite (one bite)
Oba kisoboka bu two bites (two bites)
Nkusaba ompeeyo one night (one night)
Hmmm babe sula ewange eh
Sula ewange eh yeah
Eno ewange yeah
Sula ewange eh yeah

Поcмотреть все песни артиста

Sanatçının diğer albümleri

Benzer Sanatçılar