(On my my way, please I'm on my way) (I see you calling me, gimme time I'm coming home) (On my my way, please I'm on my way) (I see you calling me, gimme time I'm coming home) Yo yo yo Come to me yo oh, uh Yo yo yo King's love oh Baby bwogyira (ne ndaba) Nange ngagyira (sembera) Love bwenyuma (binyuma eno) Nga muno takutya (sembera) Ab'eno bantama (bantama) Bo bajula ebuba (sembera) Mukwano nkwate wa? (sembera eno) Gwe totya kwatula (sembera) Byewangamba, teri yali abingambye Byewansubiza, teri yali abingambye Wandaga omukwano mummy Wantekayo gyesaali eh Munange nkulinze eno Banga ddene nga nkulinze eno Njagala ojje, tusekeko eno Munage bangi bataye eno Naye gwe kenkufunye kko eno Njagala nkubunye love eyo Ngenda kwetegekera kuba mukwano bangi bantawanya Oli jawa akusingira Kuba ebirungi era nina okireeta Baby bwogyira (ne ndaba) Nange ngagyira (sembera) Love bwenyuma (binyuma eno) Nga muno takutya (sembera) Ab'eno bantama (bantama) Bo bajula ebuba (sembera) Mukwano nkwate wa? (sembera eno Gwe totya kwatula (sembera) Mukwano kankugambe Mba nkulowoza buli kadde Ssente zzo nzisonze Ne monday mpanga ne sunday Mukama nga'tuwadde Tulifuna n'ezadde Balikudaawa ah, mukwano nga nkwagadde Nze ndifirawo, okutusa nga onyanjudde Nze sitya kubikka, ngamba empewo ng'etamusse Baby wabula onzise Ompadde love onzise Love yo wano e city Bagala kundyako gwe Baby bwogyira (ne ndaba) Nange ngagyira (sembera) Love bwenyuma (binyuma eno) Nga muno takutya (sembera) Ab'eno bantama (bantama) Bo bajula ebuba (sembera) Mukwano nkwate wa? (sembera eno) Gwe totya kwatula (sembera) Sitya kugamba nti onkuba Guba mutima nga olumya Otunula nembula ebala Kankuwane mpola tonkuba Bakutondela enjala Olunkwatako ze zogera Bambi nze'no mponya ekyira Nkulembeza mpone ekyira (ah ah ha) Nz'amanyi ensonga zange Kye nva nzize nga n'etise Nz'amanyi ensonga zange gwe Gwe wangumya nti nteledde Mama! Mukwano njagala onjagale mponya Abafere Baby bwogyira (ne ndaba) Nange ngagyira (sembera) Love bwenyuma (binyuma eno) Nga muno takutya (sembera) Baby bwoguma (bantama) Nange nga nguma (sembera) Tondwisa ngawo era (sembera) Mwaka ku mwaka (sembera) Nze ndibaawo nkulindde (ne ndaaba) Munange ng'onkumye Ebya love nawe (binyuma eno) Byantawanya nga nawe (sembera) Abasooka bayaye Banumya nyo ku byange (sembera) Munange nkusimye Tompadde yadde kadde (sembera) Hmm