City Boy beat this beat
Twatandika twavula (oh)
Ne tutandika okutambula ooh
Ffe wetwakula, bangi betwalaba
Era bingi bye twayiga (eh)
Ne nsengula mpola nga bandaba
Nebampita kola teri agoba bababa
Naye ate gwe
Nze Nkimanyi onjagala
Onzalawa bwolaba abalala boss
Lwaki gw'onzalawa
Nga'ate nze nkimanyi onjagala boss
Nze nkimanyi onjagala
Onzoleya bwolaba abalala boss
Lwaki gw'onzoleya nga'ate nze nkimanyi onjagala boss
Nze njagala njozze zitukule nyanike
Gw'oyagala nze nyanike ziveyo zigwe, zigube
Nze njagala njozze zitukule nyanike
Gw'oyagala nze zenyanise ziveyo zigwe, osanyuke (eh)
Nakwagala nyo, ate gwe n'onkyawa
Nenkwesiga nyo, n'ebyaama nobyasa
Nze Nkimanyi onjagala
Onzalawa bwolaba abalala boss
Lwaki gw'onzalawa
Nga'ate nze nkimanyi onjagala boss
Nze nkimanyi onjagala
Onzoleya bwolaba abalala boss
Lwaki gw'onzoleya nga'ate nze nkimanyi onjagala boss
Twatandika twavula (oh)
Ne tutandika okutambula ooh
Ffe wetwakula, bangi betwalaba
Era bingi bye twayiga (eh)
Ne nsengula mpola nga bandaba
Nebampita kola teri agoba bababa
Naye ate gwe
Nze Nkimanyi onjagala
Onzalawa bwolaba abalala boss
Lwaki gw'onzalawa
Nga'ate nze Nkimanyi onjagala boss
Nze Nkimanyi onjagala
Onzoleya bwolaba abalala boss
Lwaki gw'onzoleya
Nga'ate nze nkimanyi onjagala boss
Nkimanyi onjagala
Onzalawa bwolaba abalala boss
Lwaki gw'onzalawa
Nga'ate nze nkimanyi onjagala boss
Nze bkimanyi onjagala
Onzoleya bwolaba abalala boss
Lwaki gw'onzoleya
Nga'ate nze nkimanyi onjagala boss
Поcмотреть все песни артиста
Sanatçının diğer albümleri