Kishore Kumar Hits

Radio And Weasel - Nyambura şarkı sözleri

Sanatçı: Radio And Weasel

albüm: Radio & Weasel


It's a Goodlyfe
In a Goodlyfe
A further good life, uh no
Weasel Manisal Big Masavu
Radio Mowzey Small Munene
Weasel Manisal Big Masavu
Radio Mowzey Small Munene
Weasel Manisal, soldier
Nyambura bwe nali omwavu
N'ombadala nzifunye
Lwaki onondoola?
Nyambura wanvuma obunaku
Kati nzifunye
Lwaki onesibako?
Nyambura bwe nali omwavu
N'ombadala nzifunye
Lwaki onondoola?
Nyambura wanvuma obunaku
Kati nzifunye
Lwaki onesibako?
Nyambura lwaki tewasiimanga bye nkola?
Nyambura so nga neefiirizanga ne nkuwa, yeah
Nyambura bwe wakaabanga nga nze gw'okaabira
Nga lw'okubye enduulu, ne nziruukirira uh
Nali ku ggwe, ng'ebirowoozo bi ndi ku ggwe
Na buli kalungi nali era nkaagaliza ggwe
Naye siri sikulimba
Nyambura nakukyawa
Ne bwe weetonda
Sikyayinza kukyusa no, oh
Nyambura bwe nali omwavu
N'ombadala nzifunye
Lwaki onondoola?
Nyambura wanvuma obunaku
Kati nzifunye
Lwaki onesibako?
Nyambura bwe nali omwavu
N'ombadala nzifunye
Lwaki onondoola?
Nyambura wanvuma obunaku
Kati nzifunye
Lwaki onesibako?
Nga tonaggwa ku mpangala
Nakwagala nnyo nnyo ne nsussa honey
Nga ggwe maziga ge nkaaba
Baakulimba nnyo ne bakukyamya dear
Ggwe n'olowooza omalako
Baakusudiya nnyo ggwe n'ovimba honey
Nga nze nkimanyi nakukyawa
Sikyayinza kukyusa
Ng'omanyi wambuuka
Kumbe nze nakubwaka, ha!
Nakukyawa
Sikyayinza kukyusa
Ng'omanyi wambuuka
Kumbe nze nakubwaka
My girl!
Nyambura bwe nali omwavu
N'ombadala nzifunye
Lwaki onondoola?
Nyambura wanvuma obunaku
Kati nzifunye
Lwaki onesibako?
Nyambura bwe nali omwavu
N'ombadala nzifunye
Lwaki onondoola?
Nyambura wanvuma obunaku
Kati nzifunye
Lwaki onesibako?
I told you my love for you will never die
Together, forever you and I
Hmmm, naye n'ondeka awo
Ng'ogenda webigula n'abazungu
Abalina ssente
Mpulira balinawo n'obubundu, yiii!!!
You used to be my girl
One and only so right my way
Nyambura am sorry can't love you for now
Let by goes be by goes my girl
Alright, eh yeah
You used to be my girl
One and only so right my way
Nyambura am sorry can't love you for now
Let by goes be by goes my girl
Alright, eh yeah
Nyambura bwe nali omwavu
N'ombadala nzifunye
Lwaki onondoola?
Nyambura wanvuma obunaku
Kati nzifunye
Lwaki onesibako?
Nyambura bwe nali omwavu
N'ombadala nzifunye
Lwaki onondoola?
Nyambura wanvuma obunaku
Kati nzifunye
Lwaki onesibako?
Nyambura bwe nali omwavu
N'ombadala nzifunye
Lwaki onondoola?
Nyambura wanvuma obunaku
Kati nzifunye
Lwaki onesibako?
Nyambura bwe nali omwavu
N'ombadala nzifunye
Lwaki onondoola?
Nyambura wanvuma obunaku
Kati nzifunye
Lwaki onesibako?
Aah ah
Lwaki onesibako?
Nyambura haa
Nyambura haa ha
Nyambura aaah
Lwaki onesibako?
Nyambura haa
Nyambura haa ha
Nyambura aaah
Lwaki onesibako?
Nyambura

Поcмотреть все песни артиста

Sanatçının diğer albümleri

Benzer Sanatçılar