Nkole ntya mukama okusembera woli
Nkole ntya mukama okukola byosima
Nkole ntya mukama ntambule nawe
Yesu njayana Taata njagala kuba woli
Nkole ntya mukama okuyitibwa omwana
Nkole ntya okubeera mukwano gwo Mukama
Nze mumutima manyi wangula musayi
Ooh kulwomusayi Yesu ndikomawo gyoli
Kanyimuse emikono ngulumize Yesu wange
Wangula musayi
Egologosaaa
Kangoberere ebigere biri ebyafumitibwa
Ngoberere Yesu bwolida ndikomawo gyoli x 2
Nkole ntya mukama okusembera woli
Nkole ntya mukama okukola byosima
Nkole ntya mukama ntambule Nawe
Yesu njayana omulungi ngyagala kuba nawe
Nkole ntya mukama okuyitibwa omwana gwozala
Nkole ntya mbere mwabo bewanunula
Nze mumutima manyi wangula musayi
Oh kansebere,
Kanyimuse emikono ngulumize Yesu wange
Wangula musayi
Egologosaaa
Kangoberere ebigere biri ebyafumitibwa
Ngoberere Yesu bwolida ndikomawo gyoli
Break
Ndikulaba namaso gange nga ntuuse eyo gyobera
Olisangula buli ziga mumaso gange
Oh kulwomusayi Mukama ndikomawo gyoli
Nga ndimulamuuuu oh kanyimuse Yesu wange
Colus x 3
Поcмотреть все песни артиста
Sanatçının diğer albümleri