Kishore Kumar Hits

Pastor Wilson Bugembe - Who Cares şarkı sözleri

Sanatçı: Pastor Wilson Bugembe

albüm: Who Cares


Miracle worker
Yesu, miracle worker
Church people are you ready?
Church people?
Bomba!
Oba nga tonazaala who cares?
Hmmm mbu tonafumbirwa who cares?
(Sala puleesa)
Wamma abatalina figure who cares?
Boyfriend wa Naki mumpi who cares?
(Yesu waali)
Mbu Charlie tamanyi luzungu who cares?
Okaddiye tonazimba balabe no, eh!
Eno competition ekukaddiyizza oli muto!
Ne bwe mba nsula Nansana, who cares?
Nze nvuga byange yirimula genda
Yesu anantaasa?
Nange anantaasa?
Yesu anantaasa
Yesu anantaasa
Yesu anambeera? (yee)
Abange anantaasa? (yee)
Yesu anantaasa
Alleluuya anantaasa
Oba nga baakukyawa who cares?
Eno naffe baatukyawa who cares?
Eeh, lulikya lumu omutima n'oguwonya
Lulikya lumu omutima n'oguwonya
N'abaali baseka ku party n'obayita
N'abaali baseka ku party n'obayita
Some people, some people
Nsaba mube balamu some people, eeh
Katonda gwe nina ye miracle worker
Katonda gwe nina ye miracle worker
Yesu anantaasa?
Nange anantaasa?
Yee, Yesu anantaasa '
Alleluuya anantaasa
Miracle worker
Yesu, miracle worker
Kati ŋambira Mister Myecango
Sitaani, Mister Myecango
Kaweecange lujja kukya mpitewo
Yesu anantaasa
Ŋambira Mister Myecango (yee)
Sitaani, Mister Myecango
Kaweecange obudde bwekyusa
Yesu anantaasa
Nga Trecia tanalinnya nnyonyi who cares?
Miracle worker
Yesu, miracle worker
Yesu anantaasa?
Nange anantaasa?
Yesu anantaasa
Yesu anantaasa
Yesu anambeera? (yee)
Abange anantaasa? (yee)
Yesu anantaasa
Alleluuya anantaasa
Oh my God Bomba made my beat
Bomba!

Поcмотреть все песни артиста

Sanatçının diğer albümleri

Benzer Sanatçılar