Kishore Kumar Hits

NTAATE - WANO şarkı sözleri

Sanatçı: NTAATE

albüm: WANO


Abilina, ebyo byonoonya abilina
Azilina sente zoyiga Yesu azilina
Amulina omubeezi omwesimbu gwonoonya amulina
Gwe mugambe nti wano na wano taata wobowonya
Ng'omutima guluma aah ne sanyu tofuna
Nga maanyi gabulaaaa ne ssubi tolaba
Mugambe nti wano wano taata wewaluma hmmm
Mugambe nti wano na wano taata wobowonya
Abeerawo mu kiseera ekyamazigago
Abeeerawo olwowegwaka ogw'essanyu lyo oooh
Yalemawoo lwebakulekawo Yesu yasigalawo oooh
Gwe mugambe nti wano na wano taata wewaluma
Ye mukama era atuwulira ffe wetusaba
He's a faithful God He never goes back on his promises
Agilina answer gyonoonya Yesu agilina
Gwe kanyakumanya nti mukama oyo gwosinza yasinga
Ng'omutima guluma aah ne sanyu tofuna
Nga maanyi gabulaaaa ne ssubi tolaba
Mugambe nti wano wano taata wewaluma
Mugambe nti wano na wano Yesu wobowonya
Wano na wano taata wewaluma hmmm
Mugambe nti wano na wano Yesu wobowonya
Ng'omutima guluma aah ne sanyu tofuna
Nga maanyi gabulaaaa ne ssubi tolaba
Mugamb nti wano wanoe nti wano na wano taata wewaluma hmmm
Mugambe nti wano na wano Yesu wobowonya
Wano wano taata wewaluma hmmm
Mugambe nti wano na wano Yesu wobowonya
Mugambe nti wano na wano taata wewaluma hmmm
Mugambe nti wano na wano Yesu wobowonya

Поcмотреть все песни артиста

Sanatçının diğer albümleri

Benzer Sanatçılar