Kishore Kumar Hits

Grace Lubega - Ntambula Nga Sitya - Live şarkı sözleri

Sanatçı: Grace Lubega

albüm: Ntambula Nga Sitya (Live)


Okwaagalako kumpitilideko
Nga kuulungi nga kungi nyo
Kweekwaakuleeta munsi munno
Okutufiilila
Omusaayi gwewayuwa egologoosa
Ogwo gwe gunkuuma bulijjo
Ogwo gwegunkuuma
(Ntambula nga sitya)
Ntambula nga sitya
Olwo musaayi ogwayiika
Natuukula daa
Ekigambo kyo yesu
Mweemuli amaanyi
Ago gegaankuuma bulijoo
Ago gegaankuuma
Ekisaakyo kimpiitilideko
Nga kilungi nga kinnene
Kyeekyaakuleta munsi munno
Okutufiilila
Waffa ttewagana, wawa yo obulamu
Ffe tutukuzibwe, aah
Ffe tutukuzibwa
Ntambula nga sitya
Olwo musaayi ogwayiika
Natuukula daa
Ekigambo kyo yesu
Mweemuli amaanyi
Ago gegaankuuma bulijoo
Ago gegaankuuma

Поcмотреть все песни артиста

Sanatçının diğer albümleri

Benzer Sanatçılar