Kishore Kumar Hits

Sheebah - Ninda şarkı sözleri

Sanatçı: Sheebah

albüm: 2021 Faves


(Sabula!)
Ah baby where are you?
TNS!Baby where are you? (Baur)
Baur! Ah baby where are you?
Tomanyi, gwe bulijjo by'empita mu
Buli bwendowooza gwe mpubamu
Tonyumya, ebyo byona by'obaddeko
Kolabise ko boyyi sikuta
Kati sibuula byona by'obaddeko
Yaniriza omukwano omupya gwenina
Sangula amanya g'oswiitiza
Elyange limu lyoka ly'oboyita
Nze nalina omukwano ogugwo era mubujjuvu
Ne nguma n'enkulinda ogutikule
Ssapapa bwe nalaba abakwefasa
Ne nguma n'enkulinda ogutikule (what!)
Ah baby where are you?
Tondeka mu maziga, yiyiza w'ondabira gwe nigga
Byendabye mbirabye
Obadde obuliddewa okunnumya
Bulijjo obuliddewa nga nkulinda
(Ninda linda lindaa)
Nzena n'embuguma munda
(Nga nze ndi eno ninda)
Ebipenzi n'ebintuga nga nfa
(Ninda linda linda)
Wabula emboko z'ambabula nzena, baby
(Nga nze ndi eno ninda)
Sometimes I wonder ki nkufiraako
Nga n'abantabbira muli kimu!
Ne bakabaka b'amawanga ba bakusimbako
Ngenda nawe omutufu
Sidda mabegga, gwonanywa olega
Please leave the guy, alabika andoga
Lwaki mubeerako nga muketta!
Ng'ate y'ewange twateesa!
Tugende tutandike ekikulese
Ba neighbour batandike okugeya ate
Leka nsuleko bambi, mu kifuba kyo
Webaale kugya yingirawo
Bulijjo obuliddewa nga nkulinda
(Ninda linda lindaa)
Nzena n'embuguma munda
(Nga nze ndi eno ninda)
Ebipenzi n'ebintuga nga nfa
(Ninda linda linda)
Wabula emboko z'ambabula nzena, baby
(Nga nze ndi eno ninda)
Nga lwaki oninza, ye lwaki onimba?
Abateesi nga bantenda
Nze ne mbipiinga nga ton-calling-a
Mbwenu baby natiina
Nkulinze n'omukwanogwo ngulina
Mu lubuto ne ba kid-bo mbalina
Akayimba nkuyimbidde baby gyira
Omukwano omungi guli eno kima
Ekindeteera okugoba abasigadde
Bazunga b'akyetala, tebatudde
Jangu leta eno
Oli waddala osanira ettendo
Size yange eno (unh!)
Abanvuganya bambi munveeko
Bulijjo obuliddewa nga nkulinda
(Ninda linda linda)
Nzena n'embuguma munda
(Nga nze ndi eno ninda)
Ebipenzi n'ebintuga nga nfa
(Ninda linda linda)
Wabula emboko z'ambabula nzena, baby
(Nga nze ndi eno ninda)
(Ninda linda linda)
(Nga nze ndi eno ninda)

Поcмотреть все песни артиста

Sanatçının diğer albümleri

Benzer Sanatçılar