Kishore Kumar Hits

Mun G - Champion şarkı sözleri

Sanatçı: Mun G

albüm: Mun G Singles


Yeah Mun G
A story begins
He had big dreams
Ez'okubeera superstar
Nga MJ ng'obuwala bumukaabira
Face ku poster
Ebisaawe nga bijjula
It was all a dream nga Biggy bweyagamba
But bweyatuuka nga kazindaalo
Nga crowd emuwoganira vvayo!
Yayimba nga yekweese mizindaalo
Anti ku stage bamukubanga zi kyokolo
Naye nga champion nalemerako
Giving up, teyakilowoozako
He worked hard, natuuka ku radio, bweyakola video takyava ku T.V yo
Kati bwatuuka ku stage nga bawogana
The same people abamugambanga vvayo!
Ba promoter mukusooka nga bazalawa
Kati ekivulu bwatakibaako tekijja kwatayo
Now that's a champion...
If you believe
Then you can achieve it (kasita obeera n'okukiriza)
Anything and everything (everything is possible)
That you've ever dreamed of before (if you truly believe)
If you believe it, you can achieve it
(Kyogamba omusajja temumanyi eyakuba ku block kati avuga Escalade?)
Believe... you can achieve it you know
(Enju eli ku acres bbiri,
Now that's a real champion. Look, a champion)
Ono yaviira Masaka muzeeyi-boy yaweta
Teli kusoma schools fees zabula
Yapakasapakasa ela obusente bwebwawela
Kumi na bbiri ng'ali kuzidda e Kampala
Mu Owino mweyatuukira
Okusuubula abayaye nebazikuba
Yeyiiyayiiya era nasuubula endiboota
Awezezza emidaala ena Owino nebagyookya
But no, eby'okudda e ssakala yagaana
Obwongo bwesela ng'ela eyassala lweela
Yayiiya ekijji wakati mu City Centre
Kusuubula jean kati yatweegombesa
Anti emaali ajigya China
Amaduuka awezeza asatu ku Nabukeera
At 26 landlord takyamukonkona
Mummy asula Muyenga
Sister asoma bwa doctor
Now that's a champion
If you believe
Then you can achieve it (kasita obeera n'okukiriza)
Anything and everything (everything is possible)
That you've ever dreamed of before (if you truly believe)
If you believe it,
You can achieve it (Temumanyi street kid
Eyayambalanga akasaati kamu aka yellow pastor omuyimbi?)
Believe... you can achieve it you know (Kati
Bwa-launchinga buli mwaaka, abantu nebayitirira, he's a champion)
All I'm sayin' is teli kitasoboka
Yeah, beera n'okukiriza
Osobola okuva ku kataka ke Kamwokya
Enkya nebakusanga mu Emirates nga mwogusambira (nga David Obua)
Osobola okuva mu saloon enkya nebakusanga nga Serena yegwe agikulira
All I ask big brother
Have a lil' faith, beera n'okukkiriza
If you believe, then you can achieve it
(Kasita obeera n'okukiriza, buli kimu ojja kifuna)
Anything and everything (everything, anything)
That you've ever dreamed of before (buli kyewali oloose ko, yeah!)
If you believe it, you can achieve it (kasita oba n'okukiriza, yeah)
Believe... you can achieve it (Hey
Yo Naava! Take 'em in chokes... wooh!)
If you believe, then you can achieve it
Anything and everything that
You've ever dreamed of before (Kati boda boda gyivugise
Maanyi na kukiriza enkya bagenda kusanga mu magulu kumi ten yiyo)
If you believe it, you can achieve it (yeah, beera n'okukiriza!)
Believe... you can achieve it (Owo mu paaka,
CD zisalise maanyi na kukiriza
Majestic Plaza ejja egenda kubeera yiyo)
If you believe, then you can achieve it (beera n'okukiriza)
Anything and everything that you have ever dreamed of before
(Student, work hard beera n'okukiriza
Government sponsorship ogenda kutukayo)
If you believe it, you can achieve it
Believe... you can achieve it you know (Ne rapper
Atandika naawe beera n'okukiriza award taano enkya zizo)
If you believe it, you can achieve it (bwe Kiri, just believe)
Set your heart to it, believe
Believe... you can achieve it you know (tewelabira okusaba)
If you believe it,
You can achieve it (Enkya basobola okugamba Uganda etutte World Cup)
Believe. you can achieve it you know (kasita tuba n'okukiriza)
Beera n'okukkiriza, naye ki oyin'emputtu?

Поcмотреть все песни артиста

Sanatçının diğer albümleri

Benzer Sanatçılar