Kishore Kumar Hits

Fille - Love Again şarkı sözleri

Sanatçı: Fille

albüm: Fille Music

Zivuga
Abasajja mwena mufanagana (I don't know why!)
Ebintu byamwe bya kulimbirira (you're so so bad)
Oli mu kusala magezi ky'oyagala to make me cry
Nkulaba ng'oli eyanimba mbu he can make me fly
I don't think I can fall in love again (fall in love again)
Nze banjuza omutima bandekerawo katono (ntya okugwa mu love again)

Nandikwagadde, naye maama bamalamu amaalo
Banjuza omutima, bali abaasooka ne bata omwoyo
Mbulira kale gwe, kaki kolinayo akapya!
Njagala kwe nagumiza emeeme yange
Ananyiga omutima, anazza embeera zange
Do you just wanna use me?
Or you really care for me?
Will you marry me?
Will you be there for me?
Bwoba, olinga goonya
Nga bw'olya, tojjukira bya nkya
I don't think I can fall in love again (fall in love again)
Nze banjuza omutima bandekerawo katono (ntya okugwa mu love again)
I don't think I can fall in love again (fall in love again)
Nze banjuza omutima bandekerawo katono (ntya okugwa mu love again)
I don't think, think, think, think!
That I can fall in love, love, in love again

Naye laavu yadda wa nga kati ewewuka nga buveera?
Kye nkoze sitenda, laavu ebaluka nga buganga
N'eyanjolonga yasooka kubeera so nice
Ate nga nange namwagala nyo so much
Yaneefuulira kasita yafunawo cash
Won't you, destroy my life?
If I love you, will you be real still?
Sikyalina mukwano banyanula, ndyawo ntyo
Emisuwa gy'omutima bagikutula, lwa laavu eyo (oh oh yeah yeah)
(Oh oh yeah yeah) (Double Kick)
Yaled
Abasajja mwena mufanagana (I don't know why!)
Ebintu byamwe bya kulimbirira (you're so so bad)
Oli mu kusala magezi ky'oyagala to make me cry
Nkulaba ng'oli eyanimba mbu he can make me fly
Do you just wanna use me?
Or you really care for me?
Will you marry me?
Will you be there for me?
I don't think I can fall in love again (fall in love again)
Nze banjuza omutima bandekerawo katono (ntya okugwa mu love again)
I don't think I can fall in love again (fall in love again)
Banjuza omutima bandekerawo katono (ntya okugwa mu love again)
Ntya okugwa mu love again
Side Soft

Поcмотреть все песни артиста

Sanatçının diğer albümleri

Benzer Sanatçılar