Kishore Kumar Hits

Fille - Wekole Byona şarkı sözleri

Sanatçı: Fille

albüm: No Retreat


Fille baby
Baby yeah yeah yeah
Brain Weiyz
Andy event on the problem
Nessim Pan Production
Sikunyigira sikunyiza
Nkuwaanako sikufiisa
Red pen gwe alina like teacher
Golola answer zange wentuka
Gy'obadde eyo yawe mbuuza?
Baki banda baali banzunza
Nali nabyetamwa ebya love
Naye omukwano gugonza ekyuma
A friend in need is a friend in need
You're a friend in need of love
Never bend or plead for no man
You're a queen you deserve that throne and crone
Ku weekend nkwesoobe
Nyagala tubyesasuze byona byetwasubwa
Saagade wekwase permit yo
Gireke eka gwe nyumirwa effutta
Wekole kole byona
Kola byona
Kanekole kole byona
Nkole bikunyumira byokka
Gwe wekole kole byona gwe
Kola byana
Kanekole kole byona nkole
Nkole bikunyumira byokka
Afaazali neebuuka
Bwekigaana era nga tudda eka
Oba ensozi zesanga
Bwekigaana era tuba ffeka
Ffena bangi bweewunya
Kki neeyisa nga eyatuuka
Nabamu nsalwa
Byebawunzika ate okukyuka
It's you who'll never make me cry honey sweeter than sugar
Ogira enyimbo y'ekinyarwanda
Osaana motoka ate nga kanamba
Mwana gwe osaana kulamba
Wantereeza nawona ababanda
Wekole kole byona
Kola byona
Kanekole kole byona
Nkole bikunyumira byokka
Gwe wekole kole byona gwe
Kola byana
Kanekole kole byona nkole
Nkole bikunyumira byokka
Kyuma kya mujamani
Mwanagwe nga bakola
Abalungi bwe bali babatonda
Kugwe kwe baakoma
Nsoma gwe sinze kwekoma
Bwoba otuuse gyensula
Baby wankuba ka hit
Olimu ebirungi plenty
Plenty your love me am sinking
Kankuwe baby nga tukyali fitting
Wakola body ebalwanya
Osaana motoka
Ate nga kanamba
Mwanagwe osaana kulamba
Wantereeza nawona ababanda
'Yeah ahhh
Wekole kole byona
Kola byona
Kanekole kole byona
Nkole bikunyumira byokka
Gwe wekole kole byona gwe
Kola byana
Kanekole kole byona nkole
Nkole bikunyumira byokka
Kola byona
Nkole bikunyumira byokka
Kola byona
Nkole bikunyumira byokka

Поcмотреть все песни артиста

Sanatçının diğer albümleri

Benzer Sanatçılar