Kishore Kumar Hits

Gnl Zamba - Wololo şarkı sözleri

Sanatçı: Gnl Zamba

albüm: Uganda Yaffe (The Renaissance)


AHHHH!!!!!!!
GWE GENDA OFFUNE OWUWU ONO WANGE TOMWE KANYA.
WAMA GWE GWEMBADE NONYA NG'EKIKU WANSI WE VUNYA
MPULIDE BANGI ABOGELA NAYE NZE SAGALA KUMANYA
GW'EKILUMA MUGAMBE AGENDE Y'ETUGILE kumuti gwe nyanya
Nafunye omulungi ansanila
Nyabule enyanya
Good scense of humon
Asese n'okusinga ekanya
Mathimatically figure equals biri times nya
Beauty ye eringa omusana ogwaka nga enkuba etonya
Engo ezaala
Ndi mukintu nga enjuki ku nector
Nafunye protector
Akabina shape ya potractors
Amaso ku projector
Ne bwobela oscar yenze actor
JULIANA K G.N.L
ANI ALULETA
Wololo wololo(ehhh)
Wololo wololo(ehhh)
Wololo wololo (nfunda n'omubi nga azala nga alima nga ayaniliza n'abagenyi)
Wololo wololo(ehhh)
Wololo wololo(ehhh)
Wololo wololo (nfunda n'omubi nga azala nga alima nga ayaniliza n'abagenyi)
Ahhh!!!
Nga world trade centre
Nze namugwa ka flat
Love bw'ekibela kiggo
Ono wamala nenya enkona
Ekisawe kya ba player nakivamu nga maradona
Anti awayo olwatuka nga Zamba afuna ekyana
Eyali mama we
Kati tumuyita muka mwana
Rewind time nkuzayo ounce upon time
Nga mukwana
Ngalinga katuni ya silvester nga egoba road runner
Namegelela nga enkobe mukibila nga elabe ku banana
Olunaku lw'enasanga nalulungi nga atude kuegwana
Buza juliana
Kunpi n'ekisementi wali eri mukona
Ekyasinga okukuba kuyebasona
Date yali ku lwakuna
Twakilinga nge enjovu biri mu savannah
Ne tunyumya emboozi
Paka lwe twasibula omusana
Navawo nga manyi nti nali nfunye ansana
Nalaba future maso ge
Bwe yagyako bu scanner
Nafuna esanyu
Ne pillow na gisasuka sifayo nga mubanyi wa mulwana
Kati ninga musa mu bayibuli atuse ekana
Kuba ewka ebela promised land
Nga tutudde tukilinze
Nga ndi nakino ekyana
Wololo wololo(ehhh)
Wololo wololo(ehhh)
Wololo wololo (nfunda n'omubi nga azala nga alima nga ayaniliza n'abagenyi)
Wololo wololo(ehhh)
Wololo wololo(ehhh)
Wololo wololo (nfunda n'omubi nga azala nga alima nga ayaniliza n'abagenyi)
HaaA yalibade nze nawe singa luga flow mulimu sexphere
Ndi mumpi naye onyi musa ne mkwata ku chandallia
Omutima ogu kubisa sama nga enkoko y'ewandegaya
Oooh dear obuwomi n'ebwenuna choclate
I cant compare
Mbade ninda olunaku gwe nange lwetulifuka pair
Nkutigise ndage abakazi abalala nti oli superior
Nabade ntudde awo nantadika ofuna idea
Nti kilabika oli malayika lwakuba nga gwe oyambala leya
Nakubye obufani nga tuli mubile tuseyeya
Ngwako mu kafuba nku hugginge nga tead bear
N'eyongala kwagala bw'oyogela
Bwoyogala mpulira choir
Bwogenda okola i long for the girl i admire
Bwo nkwata ko ku skin n'empulira fire
Wamponyeza ba vimpire

Поcмотреть все песни артиста

Sanatçının diğer albümleri

Benzer Sanatçılar