Oli musumba atandekerera
Anungamya ela ampanirira
Nebwempita mukiwonfu ekyo okuffa
Silina kyentya ndimumalirivu
Oli musumba atandekerera
Anungamya ela ampanirira
Nebwempita mukiwonfu ekyo okuffa
Silina kyentya ndimumalirivu
Nungamya
Twala awo kumabali
Aga amazi amatefu
Twala awo mukama
Nungamya
Twala awo kumabali
Aga amazi amatefu
Twala awo mukama
Oli muliro ogumulisiza
Okundaga ekubo elyobulokozi
Enyonta bwenuma ewuwo eyo gyenzija
Kuba manyi yegwe angabirira
♪
Nungamya
Twala awo kumabali
Aga amazi amatefu
Twala awo mukama
Nungamya
Twala awo kumabali
Aga amazi amatefu
Twala awo mukama
Поcмотреть все песни артиста
Sanatçının diğer albümleri