Eno Ensi
Nebigirimu bibye
Emisingi gy'ensi
Giri mu mikono gye
Eno Ensi
Nebigirimu bibye
Emisingi gy'ensi
Giri mu mikono gye
Obwakabaka bwe tebukoma
Nababulimu tebasalwa
Banyumirwa buli Okukamala
Kyova obawulira nga bayimba
Wakitiibwa
Wakitiibwa
Wakitiibwa
Oyo Mukama
Wakitiibwa
Wakitiibwa
Wakitiibwa
Oyo Mukama
Ensulo z'obulamu
Ziri mulinnya lye
N'essanyu lyabangi
Olisanga mu Ye
Atulamuza kisa
Bwetusaba
Natusonyiwa
Bwetusobya
Tuli baana be beyalokola
Mukwagala okungi
Wakitiibwa
Wakitiibwa
Wakitiibwa
Oyo Mukama
Wakitiibwa
Wakitiibwa
Wakitiibwa
Oyo Mukama
Obwakabaka bwe tebukoma
Nababulimu tebasalwa
Banyumirwa buli Okukamala
Kyova obawulira nga bayimba
Atulamuza kisa
Bwetusaba
Natusonyiwa
Bwetusobya
Tuli baana be beyalokola
Mukwagala okungi
Obwakabaka bwe tebukoma
Nababulimu tebasalwa
Banyumirwa buli Okukamala
Kyova obawulira nga bayimba
Atulamuza kisa
Bwetusaba
Natusonyiwa
Bwetusobya
Tuli baana be beyalokola
Mukwagala okungi
Wakitiibwa
Wakitiibwa
Wakitiibwa
Oyo Mukama
Wakitiibwa
Wakitiibwa
Wakitiibwa
Oyo Mukama
(Instrumental)
Поcмотреть все песни артиста
Sanatçının diğer albümleri