Kishore Kumar Hits

Brian Lubega - Ndi Wuwe şarkı sözleri

Sanatçı: Brian Lubega

albüm: Wegukubira


Mu sula ku birowoozo natebaka
Ngatetenkanya ebirungi ebinambezawo
Teyebaka, Tabongoota
Asula ayiiya ku lwange, ku lwange
Mu sula ku birowoozo natebaka
Ngatetenkanya ebirungi ebinambezawo
Teyebaka, Tabongoota
Asula ayiiya ku lwange, ku lwange
Ndi wuwe nze
Ndi wuwe nze
Ndi wuwe nze
Naye wange
Ndi wuwe nze
Ndi wuwe nze
Ndi wuwe nze
Naye wange
Mu bibatu bye mwenawandiikibwa
Teyadduka kufa, nedda
Ngayagala mbeere mulamu
Ne mu mutima gwe
Teyasikattira okwagala kwe gyendi
Nedda, nedda
Ndi wuwe nze
Ndi wuwe nze
Ndi wuwe nze
Naye wange
Ndi wuwe nze
Ndi wuwe nze
Ndi wuwe nze
Naye wange
Anjubulako ennaku
Anzizako essanyu
(Yanyambaza essanyu nze)
Anjubulako ennaku
Anzizako essanyu
(Anjubulako ennaku)
Anjubulako ennaku
Anzizako essanyu
Anjubulako ennaku
Anzizako essanyu
Anjubulako ennaku
Anzizako essanyu
Anjubulako ennaku nze
Anzizako essanyu
Anjubulako ennaku
Anzizako essanyu
(Anyambaziza ekyambalo kyessanyu)
Anjubulako ennaku
Anzizako essanyu
(Anjubulako ennaku nze)
Ndi wuwe nze
Ndi wuwe nze
Ndi wuwe nze
Naye wange
Ndi wuwe nze
Ndi wuwe nze
Ndi wuwe nze
Naye wange
Ndi wuwe nze
Ndi wuwe nze
Ndi wuwe nze
Naye wange
Wange... wange
Yesu wange

Поcмотреть все песни артиста

Sanatçının diğer albümleri

Benzer Sanatçılar