Kishore Kumar Hits

Brian Lubega - Bunyuma şarkı sözleri

Sanatçı: Brian Lubega

albüm: Wegukubira


Tegeza abo abakuvuma
Nabo abakujelega
Obulamu mu Yesu
Bunyuma, bunyuma bwo bunyuma
Bagambe tebakukoya
Edembe dyo'walifuna
Tewalifuna mumulala
Walifuna muYesu
(Tegeza abo)
Tegeza abo abakuvuma
(Nabo)
Nabo abakujelega
Obulamu mu Yesu
Bunyuma, bunyuma bwo bunyuma
(Bunyuma, bagambe)
Bagambe tebakukoya
(Edembe)
Edembe dyo'walifuna
Tewalifuna mumulala
Walifuna muYesu
(Obulamu mu Yesu)
Obulamu mu Yesu
Bunyuma, eh! bwo bunyuma ah!
(Bunyuma)
Obulamu mu Yesu
Bunyuma, bunyuma bwo bunyuma
(Obulamu mu Yesu)
Obulamu mu Yesu
Bunyuma, eh! bwo bunyuma ah!
(Bunyuma)
Obulamu mu Yesu
Bunyuma, bunyuma bwo bunyuma
Emirembe gye gyifuga
Omutima gwange ne endowooza zange
Teyangula na bintu bigwawo
Yangula na musayi Gwe
Kyova o'laba ntambula nga nkaga
Nga silina Nze kyinyenya
Kuba nze gwenina ela lwe lwazi
Kwenazimbibwa, olutali kyuka
(Obulamu mu Yesu)
Obulamu mu Yesu
Bunyuma, eh! bwo bunyuma ah!
(Bunyuma)
Obulamu mu Yesu
Bunyuma, bunyuma bwo bunyuma
(Obulamu mu Yesu)
Obulamu mu Yesu
Bunyuma, eh! bwo bunyuma ah!
(Bunyuma)
Obulamu mu Yesu
Bunyuma, bunyuma bwo bunyuma
(Edembe)
Salifuna mu bintu
(Edembe)
Salifuna mu bantu
(Edembe)
Salifuna mu bintu
(Nalifuna)
Nalifuna mu Yesu
(Edembe lyenina kati)
Salifuna mu bintu
(Edembe)
Salifuna mu bantu
(Edembe)
Salifuna mu bintu
(Nalifuna)
Nalifuna mu Yesu
(Edembe)
Salifuna mu bintu
(Edembe)
Si mu bantu
(Edembe)
Salifuna mu bintu
(Nalifuna)
Nalifuna mu Yesu
(Edembe)
Salifuna mu bintu
(Edembe)
Si mu bantu
(Edembe)
Salifuna mu bintu
(Nalifuna)
Nalifuna mu Yesu
(Eh! Eh! Eh!)
Edembe
(Na na na na na)
Edembe eh
(Ah nalifuna, nalifuna)
Edembe eh
(Nalifuna, nalifuna)
Edembe eh
(Eh! Eh!)
Edembe eh
(Nalifuna mu Yesu)
Edembe eh
(Ndilina kati ndilina kati)
Edembe eh
(Edembe llye nina kati)
Edembe eeh!
Nalifuna Mu Yesu

Поcмотреть все песни артиста

Sanatçının diğer albümleri

Benzer Sanatçılar