Kishore Kumar Hits

ZEX BILANGILANGI - Magazine şarkı sözleri

Sanatçı: ZEX BILANGILANGI

albüm: Hercules 10times

Pew pew
Pew pew
Pew pew (Nessim Production)
Wu, ha!
Zex inch kumi BilangiLangi
Yono gwe nalaba mu zi ma, mu zi ma, mu zi ma, mu zi magazine
Bwaba musilamu nja kukyu, nja kukyu, nja kukyu, nja kukyu, nja kukyusa eddini
Yono gwe nalaba mu zi magazine, mu zi magazine, mu zi magazine
Bwaba musilamu nja kukyusa eddini, nja kukyusa eddini, nja kukyusa eddini

Bwaba musilamu nja kukyusa eddini, nja kukyusa eddini, nja kukyusa eddini (nja kukyu)
Ensolo ku kizigo, kweri
Ne bu stiff titi ndaba kwebuli
Obubinika, kwebuli
N'akawato ak'enumba ndaba kekali
Yono gwe nalaba mu zi magazine ne mugamba wat aguan?
Nangamba whatchu mean?
Gwe laba skin!
Full a melanin!
Akozesa lotion si wa vaseline
Bw'olaba nga bonna bonna bonna bakulojja (lojja)
Abomunda bakulojja (lojja)
Ssenga, aunt bonna bakulojja (lojja)
Naye ow'e Mit-y-ana nkulojja (lojja)
Mirundi gy'enkubye nze sibala, sibala, sibala, sibala, sibala
N'ababaka bentumye abo bonna sibala, sibala, sibala, sibala, sibala
Yono gwe nalaba mu zi magazine, mu zi magazine, mu zi magazine
Bwaba musilamu nja kukyusa eddini, nja kukyusa eddini, nja kukyusa eddini
Yono gwe nalaba mu zi magazine, mu zi magazine, mu zi magazine
Bwaba musilamu nja kukyusa eddini, nja kukyusa eddini, nja kukyusa eddini (nja kukyu)
Ensolo ku kizigo, kweri
Ne bu stiff titi ndaba kwebuli
Obubinika, kwebuli
N'akawato ak'enumba ndaba kekali
Vva ku bano abakukuba olutatadde
Njagala nkusubiza love paka bukadde
Mwana muwala ku gwe kwe ntudde
Njagala nkusubize ebirala si bulwadde
Njagala osambe gown nga Nabagereka
Nze nja kupambana city gwe kasita tondeka
Sirikuteka mu mawulire kuwebuka
Tugenda zikola paka ng'otandise okulembeka
Kati! Ndabulalabulalabula abakukwatako
Njagala kwogera bino ebisembayo
Ndabulalabulalabula n'abo abakkubirako
Nze nsaba kimu basigale soma mu bitabo
Yono gwe nalaba mu zi ma, mu zi ma, mu zi ma, mu zi magazine
Bwaba musilamu nja kukyu, nja kukyu, nja kukyu, nja kukyu, nja kukyusa eddini
Yono gwe nalaba mu zi magazine, mu zi magazine, mu zi magazine
Bwaba musilamu nja kukyusa eddini, nja kukyusa eddini, nja kukyusa eddini
Yono gwe nalaba mu zi magazine, mu zi magazine, mu zi magazine
Bwaba musilamu nja kukyusa eddini, nja kukyusa eddini, nja kukyusa eddini (nja kukyu)
Bw'olaba nga bonna bonna bonna bakulojja (lojja)
Abomunda bakulojja (lojja)
Ssenga, aunt bonna bakulojja (lojja)
Naye ow'e Mit-y-ana nkulojja (lojja)
Mirundi gy'enkubye nze sibala, sibala, sibala, sibala, sibala
N'ababaka bentumye abo bonna sibala, sibala, sibala, sibala, sibala
Yono gwe nalaba mu zi magazine, mu zi magazine, mu zi magazine
Bwaba musilamu nja kukyusa eddini, nja kukyusa eddini, nja kukyusa eddini
Yono gwe nalaba mu zi magazine, mu zi magazine, mu zi magazine
Bwaba musilamu nja kukyusa eddini, nja kukyusa eddini, nja kukyusa eddini (nja kukyu)
Yo!
Well if you donno this is Zex Bilangilangi
Alongside Nessim Pan
Pew pew
Silence aguan, geng geng
Pew
Pew pew

Поcмотреть все песни артиста

Sanatçının diğer albümleri

Benzer Sanatçılar