Na-na na-na na-na na-na yeah
Ebintu tubite ogende e-eh
Nakowa okulumwa omutima
Leka ngume nkabe eh
Osanga ndiwona, ndiwona, ndiwona
Kankute ogende, nakowa okulumwa omutima-nha
Leka ngume nkabe eh
Osanga ndiwona, ndiwona, ndiwona
Gano amaatu gakoye okuwuliriza obulimba bwo
N'amaaso negakowa okulaba abakuntwalako, hey-eh
Uh-nakaba nembikowa, n'amazziga negagwa mu kiwanga-nha
Buli olukya nonimba, e-e eh
Ebintu tubite ogende e-eh
Nakowa okulumwa omutima
Leka ngume nkabe eh
Osanga ndiwona, ndiwona, ndiwona
Kankute ogende, nakowa okulumwa omutima-nha
Leka ngume nkabe eh
Osanga ndiwona, ndiwona, ndiwona
N'eyasoka naye yagenda bwati
Kati tebikyanuma nabimanyira
Omulyango mugule, njabulira
Njakuguma ndeka nzikakane bwebiba
Wansubiza okusangula amazziga genali njiiwa naye onjiye kidomola
Sakisubira omuntu gwenesiga, okwefula nonjabulira
Ebintu tubite ogende e-eh
Nakowa okulumwa omutima
Leka ngume nkabe eh
Osanga ndiwona, ndiwona, ndiwona
Kankute ogende, nakowa okulumwa omutima-nha
Leka ngume nkabe eh
Osanga ndiwona, ndiwona, ndiwona
Gano amaatu gakoye okuwuliriza obulimba bwo
N'amaaso negakowa okulaba abakuntwalako, hey-eh
Uh-nakaba nembikowa, n'amazziga negagwa mu kiwanga-nha
Buli olukya nonimba, e-e eh
Ebintu tubite ogende e-eh
Nakowa okulumwa omutima
Leka ngume nkabe eh
Osanga ndiwona, ndiwona, ndiwona
Kankute ogende, nakowa okulumwa omutima-nha
Leka ngume nkabe eh
Osanga ndiwona, ndiwona, ndiwona
Поcмотреть все песни артиста
Sanatçının diğer albümleri