(MP Beats Avenue) Orollinga ggwe Ali Ku top panna Bwe nnakulaba nnalayira nti tompona Naggulawo omutima gwange bwe wakonkona Wali wa njawulo Ku bennali nzize ndaba eyi Siyeggwe mwami Ssentamu naye buli gy'oyita oleka buvuyo Obatagaza obasudde mu ntamu For real obakankanya ebiriyo Tell me something Nti olibeera nange nga nnina nothing yeah Would you mind Onjagala ggwe wekka would you mind ah ah ah Alright Its alright ah ah Alright Nga ndi naawe mbeera bulungi Alright (alright) Its alright Alright Nga ndi naawe mbeera bulungi Kyenkoba Oli mulala awooma okusinga Ku mbadha Oli lwigi lwa kyuma abo ndiggi dha ngada Olidwire buwoomi olyoti mangada Eh eh eh Bwenkulaba ne mpeweera Wamponya Bali Nze wansomosa Lwera Omukwano mungi mpeke za muwemba Ggwe gwe nnyumyako buli gyemba eyi Nezikookolima Ne bwebakolima Nga ffe olubimbi lwaffe bwe tululima Tukubye ngalama Tuzimbye kalina Girl Strategy tugirina Alright eh Its alright ah ah Alright Nga ndi naawe mbeera bulungi Alright (alright) Its alright Alright Nga ndi naawe mbeera bulungi yeah Abaliwo bavuganya kusinga Mbadde nga nsaba nkuwe omuzinga Bwetuva wano nkutwala mu kizinga Okkukuuma Nze nnaguze omuzinga eyi Siyeggwe mwami Ssentamu naye buli gy'oyita oleka buvuyo Obatagaza obasudde mu ntamu For real obakankanya ebiriyo Tell me something Nti olibeera nange nga nnina nothing yeah Would you mind Onjagala ggwe wekka would you want ah ah ah Alright (Its okay) Its alright ah ah ah Alright (Ndi bulungi) Nga ndi naawe mbeera bulungi Alright (Its okay) Its alright ah ah Alright (Ndi bulungi) Nga ndi naawe mbeera bulungi Yeah Its okay its okay beibi (Herbert Skills Pon the One) Ah ah Nga ndi naawe mba okay eh ahh. (Ironkingw)